Search for:
Gwantama – Serena Bata ft. Nina Roz

Gwantama – Serena Bata ft. Nina Roz

Download Song : 3.01 MB

Gwantama Lyrics

(Intro: Both)

Baur
Sesetula
Nina Roz sosotola
Sosostola Serena Bata embozi
Frank live

(Verse: Serena Bata)

Ebibyo byali bitya Nina
Nyumiza lw’onobayo
Natya oufumbo si mere
Omuyaye yandagako halloo
Serena nembita eby’obufumbo
Kambe mu kinobero
Obufumbo bw’eyasimula aahh aaah aah

(Verse: Nina Roz)

Nze owange olwatuuka mu maka
Nga abakyala abakyusa bitya
Nga ate n’olwemulugunyako nga n’empi ampujja ooh
Ono yali muliro uuoo!
Nnkya mulojja okuva kw’olwo
Nakoowa entalo nze
Obufumbo bwandi bubi

(Chorus: Both)

Omukwano gwantama
Kati mpulira biwulire like a sister
Nga bwentyo byantama
Kukosa bulamu nga alinga atasiima
Nze nkuggambye byantama
Nabasajja sibawa na birowoozo nedda
Nange bwentyo byantama
Okufuna anziza mu bufumbo nedda

(Verse: Serena Bata)

Nze munowo nayambalanga engoye
Nga mukubo ntukula nga nesimisa ahh aah
Nga nebwemba nabizibu bitya
Bwonsanga sibikuba
Mubuto nazanyanga bya maama ne taata
Nga obufumbo mbwegomba
Biki bino ate byensanze eno

(Verse: Nina Roz)

Shyaa … azukuka kumi emu
Nakonkona kumi emu
Tebampima ku size emu
Nedda nedda

(Chorus: Both)

Omukwano gwantama
Kati mpulira biwulire like a sister
Nga bwentyo byantama
Kukosa bulamu nga alinga atasiima
Nze nkuggambye byantama
Nabasajja sibawa na birowoozo nedda
Nange bwentyo byantama
Okufuna anziza mu bufumbo nedda

(Verse: Serena Bata)

Leero anvigira mu audi
Enkya akyusa benz
Nze muneewe wadde akagaali
Basajja mwe mujooga

(Verse: Nina Roz)

Owange yali wa masaali
Nga oli akyusa masuuti
Nze muneewe wadde akatengi
Basajja mwe mujooga

(Verse: Serena Bata)

Abantu nebamwegombanga
Olwokuba odula ne boss
Naye nga oli ku misumaali
Bantu mwe mujooga

(Verse: Nina Roz)

Azukuka kumi emu
Nakonkona kumi emu
Tebampima ku size emu
Nedda nedda

(Chorus: Both)

Omukwano gwantama
Kati mpulira biwulire like a sister
Nga bwentyo byantama
Kukosa bulamu nga alinga atasiima
Nze nkuggambye byantama
Nabasajja sibawa na birowoozo nedda
Nange bwentyo byantama
Okufuna anziza mu bufumbo nedda

(Outro)

Baur

About “Gwantama

“Gwantama” is a song by Ugandan singers Serena Bata and Nina Roz. The song was produced by Diggy Baur and released through Abtex Promotions on October 17, 2021.

Song: Gwantama
Artist(s): Serena Bata, Nina Roz
Featured Artist(s): Nina Roz
Release Date: October 17, 2021
Producer(s): Diggy Baur
Publisher Abtex Promotions
Country: Uganda

Share “Gwantama” lyrics

Genres

Q&A