Mukwano Arcade Lyrics
Intro
Vyrota
Looking straight to the moon, TNS
Ava peace baibe
Verse
Ffe eno mu arcade gyetusiba
N’omukwano gy’ogusanga, eh
Tetusosola mu mawanga
N’abasama gy’obasanga eyo
Eh, eno tunyumirwa kuffa
Ever tuba mu couple
Babiri babiri ffe twata mukago
Ndayira, mu maaso ga nyabo
Ono simuta mukama yampa kirabo
Hook
Kyova olaba nga lw’oba tokoze emisana mbeerayo
Mbeerayo, mbeerayo
Era lweziba zibuze mukwano mbeerawo
Mbeerayo, mbeerayo
Chorus
Abanoonya nemumbulwa
Munsange ku Mukwano Arcade
Ah aah ndi wa bbula
Ndi enno ku Mukwano Arcade
Abanoonya nebambulwa
Munsange ku Mukwano Arcade
Ah aah ndi wa bbula
Ndi enno ku Mukwano Arcade
Verse
Ffe eno gyetusangwa abasoga n’abaganda
Nga munno omwagala
Nsaba omutimbe ku zi banner
Nsaba naabo abatukyaawa Mukama sonyiwa gwe tobakyaawanga
Bayite ku Mukwano
Balabe bwetu bossinga
Nga twasubwa
Baligamba basubwa
Kumbe mu mukwano baaloba
Eno tunyumirwa kuffa
Bulamu bwanyuma kuffa
Eno ku kazimbe gwensula
Chorus
Abanoonya nemumbulwa
Munsange ku Mukwano Arcade
Ah aah ndi wa bbula
Ndi enno ku Mukwano Arcade
Abanoonya nebambulwa
Munsange ku Mukwano Arcade
Ah aah ndi wa bbula
Ndi enno ku Mukwano Arcade
Hook
Eno mu arcade gyetusiba
N’omukwano gy’ogusanga
Tetusosola mu mawanga
Ne ba Jeff gy’obasanga eyo
Hook
Kyova olaba nga lw’oba tokoze emisana mbeerayo
Mbeerayo, mbeerayo
Era lweziba zibuze mukwano mbeerawo
Mbeerayo, mbeerayo
Outro
Abanoonya nemumbulwa
Munsange ku Mukwano Arcade
Ah aah ndi wa bbula
Ndi enno ku Mukwano Arcade
Abanoonya nebambulwa
Munsange e Munyonyo ku Shell
Ah aah ndi wa bbula
Ndi enno e Munyonyo ku Shell
About “Mukwano Arcade”
“Mukwano Arcade” is the sixth track from Ava Peace’s debut EP, “Ava @ Peace”. The song features Vyroota and was released through TNS on January 13, 2024. “Mukwano Arcade” was written by Ava Peace and Vyroota, and produced by Eyo Montez.