Mpaawo Atalikaaba – King Saha
Mpaawo Atalikaaba Lyrics
(Intro)
Eeeeh
Waguan
(Verse 1)
Mulimba
Ebintu nebirinya nga mutunula, mmh
Kale mulimba
Emisolo negirinya nga mutunula (Abakulembeze)
Mulimba
Emisinde egyo gye mutugoba nga mubanja
Seal zemuteeka ku maduuka
Era nga mubanja
Wabula mulimba
Abantu mwe mubayisa bubi mulimba, eeh
Mulimba
Babalinamu esuubi naye musembya, ooh
Omusubuzi n’akaaba
Nemubulawo ne kyemutaasa, haa
N’enyanja nemugitwaala
Era omuvubi n’akaaba
Eeh, obutale nemubutwala
Era omulimi n’akaaba
(Chorus)
Mpaawo atalikaaba, he
Talikaaba, ho
Mpaawo ataliwoloma (Kumulembe guno)
Taliwoloma
Mpaawo atalikaaba, eeh
Talikaaba
Mpaawo atalikaaba wano
(Verse 2)
Sibirubiru
Enyumba bagisenda, ah
Maama tanadda
Omwana n’agakaaba
Ng’ebigezo tebinadda, yebe
Amaato nebagabowa
Omuvubi neyekyawa
Omuvubi n’akaaba
Nga loan tenagwa
Boda boda nemuzikima
Omuvubuka neyekyawa
Owa tugende namubanja
Nti loan tenagwayo
(Chorus)
Mpaawo atalikaaba, he
Talikaaba, ho
Mpaawo ataliwoloma (Kumulembe guno)
Taliwoloma
Mpaawo atalikaaba, eeh
Talikaaba
Mpaawo atalikaaba wano
(Verse 3)
Mulimba
Ebintu nebirinya nga mutunula, mmh
Kale mulimba
Emisolo negirinya nga mutunula (Abakulembeze)
Mulimba
Emisinde egyo gye mutugoba nga mubanja
Seal zemuteeka ku maduuka
Era nga mubanja
Wabula mulimba
Abantu mwe mubayisa bubi mulimba, eeh
Mulimba
Babalinamu esuubi naye musembya, ooh
Omusubuzi n’akaaba
Nemubulawo ne kyemutaasa, haa
N’enyanja nemugitwaala
Era omuvubi n’akaaba
Eeh, obutale nemubutwala
Era omulimi n’akaaba
(Chorus)
Mpaawo atalikaaba, he
Talikaaba, ho
Mpaawo ataliwoloma (Kumulembe guno)
Taliwoloma
Mpaawo atalikaaba, eeh
Talikaaba
Mpaawo atalikaaba wano
About “Mpaawo Atalikaaba”
“Mpaawo Atalikaaba” is a song written and performed by Ugandan singer King Saha. The song is from his “100 songs of Revolution” album. “Mpaawo Atalikaaba” was released on July 19, 2024 through King’s Love Entertainment.