Wooli – Maulana and Reign
Wooli Lyrics
(Intro)
Smash on the Beat
Yeah
When looking for love, look for true love
And your true lover, must be a friend, eeeh
(Verse 1)
Ago amaaso agekisa, kwogata nobukokowe
Byebimbwatula ebyo byontunulira
Byebimeza ebisanyi ayayayaya
Bwoba kimuli oterese nector
Osolobeza buyuki njagala kukunoga
Ondi eno mumawugwe ontudde ku diaphragm
Mwenya bute obude kawoowo kotujaja kasibuka mukaseko ko
Kibunomu leero nkedde
Ontade ku tebukye onanjogeza nebijweteke
(Chorus)
Jooli yitaba wooli wempita
Nkuyimbire kali akayimba koli pretty Bettina
Mbuza jooli kiki mukwano ondi meter
Nkwagala ebisembayo gwe sweet mutima
Yitaba wooli wempita
Nkuyimbire kali akayimba koli pretty Bettina
Mbuza jooli kiki mukwano ondi meter
Nkwagala ebisembayo gwe sweet mutima
(Verse 2)
Bakubaja mu mukoko oba mwolola
Wapimwa lander kuba waterera
Kasumika nsuwa ebisera byezinga
Wakula buleku oliko amatugunda
I feel i’m in love with you
Ondolonkanya nga enkima ku menvu
Oliko figure ndi muwanvu
Balinde betunazaala eno tabu
(Chorus)
Jooli yitaba wooli wempita
Nkuyimbire kali akayimba koli pretty Bettina
Mbuza jooli kiki mukwano ondi meter
Nkwagala ebisembayo gwe sweet mutima
Yitaba wooli wempita
Nkuyimbire kali akayimba koli pretty Bettina
Mbuza jooli kiki mukwano ondi meter
Nkwagala ebisembayo gwe sweet mutima
(Verse 3)
Mbunye amafeeling
Ontuuse ku medulla ku ceiling
Togezako bya cheating
Bambi tobawako ba pecking
For your love a go kill somebody
Ondi mumutima ontude wakati
Oli wakulya bikoko nolya namajji
yitaba woli hny i’m calling you
(Chorus)
Jooli yitaba wooli wempita
Nkuyimbire kali akayimba koli pretty Bettina
Mbuza jooli kiki mukwano ondi meter
Nkwagala ebisembayo gwe sweet mutima
Yitaba wooli wempita
Nkuyimbire kali akayimba koli pretty Bettina
Mbuza jooli kiki mukwano ondi meter
Nkwagala ebisembayo gwe sweet mutima