Search for:
Tambula – AaronX

Tambula – AaronX

Download Song : 3.35 MB

Tambula Lyrics

(Verse 1)

Omukwano gw’ewala nga guluma
Love mugifunira ku ssimu, oh no
Empewo nekufuwa mu kiro eyo (mukiro)
Nga tewali abika mu kiro (mu kiro)
Ebirowoozo ne bifuuka ebirowoozo
N’amaziga nogakaaba ow’omukwano

(Hook)

Kati nze nteesa (nteesa)
Tambula ojje, eyi
Jangu eno nkulabeko
Tambula wo nkulabeko baby wange
Jangu eno nkulabeko
Tambula wo nkulabeko baby wange

(Chorus)

Tambula ggwe tambula (naawe tambula)
Tambula ggwe tambula ojje eno (tambula)
Tambula ggwe tambula (naawe tambula)
Tambula ggwe tambula ojje eno (tambula)
Tambula ggwe tambula
Tambula ggwe tambula ojje eno
Tambula ggwe tambula
Tambula ggwe tambula ojje eno

(Post-Chorus)

Haahhh
Naawe tambula
Haahhh

(Verse 2)

Akakomando kantamye nze
Njagala ndye ku mmere gy’ofumbye ggwe
Obuboozi bwo bwe wanyumiza nga
Mpulira mbu missinga aahhh
Jangu tubuddemu mukwano’
Eno gye wandeka mukwano
Obw’omu buluma, buluma (buluma)
Ne bw’okaaba buluma, buluma (buluma)

(Hook)

Nze kati nze nteesa (nteesa)
Tambula ojje, eyi
Jangu eno nkulabeko
Tambula wo nkulabeko baby wange
Jangu eno nkulabeko
Tambula wo nkulabeko baby wange

(Outro)

N’akakomando
(Tambula ggwe tambula)
Kantamye nze
(Tambula ggwe tambula ojje eno)
Njagala ndye ku mmere gy’ofumbye ggwe
(Tambula ggwe tambula)
(Tambula ggwe tambula ojje eno)
Pro Jacob
Naawe tambula
Naawe tambula
Ggwe tambula
Naawe tambula

About “Tambula

“Tambula” is an acoustic love song by Ugandan singer AaronX. The song was produced by Jacob Beats (Jacob Pro) and released on November 17, 2020.

Song: Tambula
Artist(s): AaronX
Release Date: November 17, 2020
Writer(s): AaronX
Producer(s): Jacob Beats
Publisher AaronX
Country: Uganda

Share “Tambula” lyrics

Genres

Q&A