Katonda Simubanja – Jowy Landa ft. Nina Roz
Katonda Simubanja Lyrics
(Intro)
Well it’s the Ugandan Property
TNS
Jowy Landa
Kelly Yo
(Verse 1)
Bwe balimbuuza ani kabitandika
Ndibadamu nti ggwe kabikekejjula
Yeggwe kagujje wa luno olugendo, oh
Wuliriza, nkimanyi nti bangi bakulaba
Naye siraba akulaba
Ntunulira enkaliriza
Bw’olaba nga love ekutama
Tokwata nga ku tama
Oli kyatika nkukwata nga glass
Tutuule babiri mu busubi grass
Mutima ogudusa speed ya mbalaasi
Ggwe wampa ne plan n’ongatako plus
(Chorus)
Nze wenfuna ggwe walahi
Mba Katonda simubanja
Nga nfunye ggwe malaika
Mba Katonda sikyamubanja
Nze wenfuna ggwe walahi, eh
Mba Katonda simubanja
Nga nfunye ggwe malaika
Mba Katonda sikyamubanja
(Verse 2)
Nina ekinuma munda
Kirabika love enzigunda
Nali gambye naye togaana
Kuba ntya okuswala (beibe)
I wish I could say I love you
Njagala lumu nkyatule
Lumu njagala nkimugambye
N’ebisenge byememetule, eh
I wish you feel the same way, ah, ah
N’onzikiriza mba nvudde ku kalaba
Ka video ko ku TikTok, ah, ah
Nakasavinga mu mutwe setaaga data
(Chorus)
Nze wenfuna ggwe walahi
Mba Katonda simubanja
Nga nfunye ggwe malaika
Mba Katonda sikyamubanja
Nze wenfuna ggwe walahi, eh
Mba Katonda simubanja
Nga nfunye ggwe malaika
Mba Katonda sikyamubanja
(Verse 3)
You’re always on my mind
Nga amasanyalaze ogankubisa (sebo)
Kati setting setting (sebo)
Ekitabo tickinga tickinga
Mbadde nkulindirira
Nga njagale nkugambe baby ekidirira
Era manya nti ekidirira
Njagala ontwale mu masuuka ka
(Chorus)
Nze wenfuna ggwe walahi
Mba Katonda simubanja
Nga nfunye ggwe malaika
Mba Katonda sikyamubanja
Nze wenfuna ggwe walahi, eh
Mba Katonda simubanja
Nga nfunye ggwe malaika
Mba Katonda sikyamubanja
(Outro)
Ha-haha
Big Davie Logic to the world
About “Katonda Simubanja”
“Katonda Simubanja” is a song by Ugandan singer Jowy Landa featuring Nina Roz. The song was produced by Kelly Yo and mastered by Big Davie Logic. “Katonda Simubanja” was released on September 26, 2024 through TNS. The music video for the song was shot by JahLive.
“Katonda Simubanja” expresses the idea that if the singers find their soulmate, they would feel so complete and fulfilled that they would owe God nothing more.
Genres
Q&A
Who produced “Katonda Simubanja” by Jowy Landa, Nina Roz?
When was “Katonda Simubanja” by Jowy Landa, Nina Roz released?
Who is featured on “Katonda Simubanja” by Jowy Landa, Nina Roz?
Jowy Landa Songs
Jowy Landa →-
1.
Tuloge
Jowy Landa (feat. Nandor Love)
-
2.
Oli Omwana
Jowy Landa
-
3.
Abakazi Abalungi
Pallaso (feat. Jowy Landa)
-
4.
Katonda Simubanja
Jowy Landa (feat. Nina Roz)
-
5.
Bwotasamu
Jowy Landa
-
6.
Nsonyiwa (Cover)
Nandor Love, Jowy Landa
-
7.
Akawoowo
Jowy Landa (feat. Jose Chameleone)
-
8.
Gimme More
Jowy Landa
-
9.
Nawe
Jowy Landa (feat. Daddy Andre)
-
10.
Ntaawa
Jowy Landa
-
11.
Ring Ring (Remix)
Kelechi Africana (feat. Jowy Landa)
-
12.
Saba Saba (African Girl)
Jowy Landa
-
13.
Kukyakala Na Kubwa
Ava Peace, Jowy Landa, Nandor Love, Nina Roz, Recho Rey, Zafaran
-
14.
Twafuna
Jowy Landa, Vyroota
-
15.
Sugar Mama (Remix)
JPC Again (feat. Jowy Landa)
-
16.
Feeling
Jowy Landa
-
17.
Bajambula
Jowy Landa
-
18.
Teacher
Jowy Landa
-
19.
Cindy Sheebah Mashup
Jowy Landa
-
20.
Rolex
Jowy Landa