Charles Yimirira Awo – Zani Lady C
Charles Yimirira Awo Lyrics
Charles yimirira awo
Ombulire lwaaki onnumya
Bulijjo nentumya nga nkwagala
Nkufumbire tukole amaka
Maama ne taata bandekawo
Nasigala bwomu bwa nnamunigina
Ggwe maama, ggwe taata, ggwe baze
Sembera ompumuze omwoyo
Abantu b’ensi eno bogera
Eŋŋambo ze ziringa eŋŋambo
Bampise malaya banjagaza onno n’oli
Bogere balikoowa
Ewaffe ssebo siwala
Nsula wano kumpi mu Ndeeba
Bampita Brown oluusi Small
Jangu ondabe ko
Charles yimirira awo
Ombulire lwaaki onnumya
Bulijjo nentumya nga nkwagala
Nkufumbire tukole amaka
Maama ne taata bandekawo
Nasigala bwomu bwa nnamunigina
Ggwe maama, ggwe taata, ggwe baze
Sembera ompumuze omwoyo
Abantu b’ensi eno bogera
Eŋŋambo ze ziringa eŋŋambo
Bampise malaya banjagaza onno n’oli
Bogere balikoowa
Ewaffe ssebo siwala
Nsula wano kumpi mu Ndeeba
Bampita Brown oluusi Small
Jangu ondabe ko
Akyuuma hahaha
Ssebo gy’ali mutubulire (twebase)
Nze segomba bagagga (twebase)
Segomba aba ssente (twebase)
Segomba makoti (twebase)
Nze segomba bakyayi (twebase)
Segomba ab’ekiyaaye (twebase)
Segomba ?
Ne bw’onobanga omwavu (twebase)
Ne bwetunalya ng’ebinyebwa (twebase)
Segomba aba ssente (twebase)
Ssebo gy’ali mutubulire (twebase)
Sala muzika dance-eh
Sala muzika eh
Sala muzika dance-eh
Sala muzika eh
Sala muzika dance-eh
Sala muzika eeeh
Ssebo gy’ali mutubulire (twebase)
Nze segomba bagagga (twebase)
Segomba aba ssente (twebase)
Segomba makoti (twebase)
Nze segomba bakyayi (twebase)
Ssebo gy’ali mutubulire (twebase)
Segomba bagagga (twebase)
Nze segomba aba ssente (twebase)
Nze segomba bakyayi (twebase)
Segomba makoti (twebase)
About “Charles Yimirira Awo”
“Charles (Charles Yimirira Awo)” is a song by Ugandan singer Zani Lady C. It was produced by Tim Kizito at Kasiwukira Studios, Kampala as Zani’s first song in her starting years as an artist. What Zani Lady C said about the song; “Charles (Charles Yimirira Awo) is a 90’s concept love song describing how much I admire my lover regardless of the hardships or challenges he could be going through. And that whatever struggles he goes through on a daily basis and those that are yet to come, wouldn’t change the love I have for him”.