Nagwa Mu Love – Alien Skin
Nagwa Mu Love Lyrics
(Intro)
Ggwe
Tonyumya ba mukuba Kako (tonyumya)
Tonyumya ssenga wa Kako (tonyumya)
Tonyumya kojja wa Kako
Tonyumya nga ba mulamu ba Kako
Uuh, mmh, Profete
(Chorus)
Nagwa mu love
N’omwana w’ekikomera
Omwana nga wa kikomera
Muzeyi we yansubiza ekomera
Era yansuza mu komera
Nagwa mu love
N’omwana w’ekikomera
Omwana nga wa kikomera
Muzeyi we yansubiza ekomera
Era yansuza mu komera
(Verse 1)
Enviri zayina yenze eyazimusibisa
Nemujja mu bi Swahili (mulabe)
N’akatogo ke yalimu nakamugobesa
Nemutwala mu VIP
Kale, system wuleepa dem everytin’ kumiti
Toleete ba kawaida mbu bamufumite
Abakodomi befude bakiwu bbo miwoweze
Bing, anti tukuze tuvimba
Ng’abajjega tetubabonga
Nga tuba bulasi naye ate twagala ebisinga
Nga toyinza ku tuvimba ffe
(Chorus)
Nagwa mu love
N’omwana w’ekikomera
Omwana nga wa kikomera
Muzeyi we yansubiza ekomera
Era yansuza mu komera
Nagwa mu love
N’omwana w’ekikomera
Omwana nga wa kikomera
Muzeyi we yansubiza ekomera
Era yansuza mu komera
(Verse 2)
Now promise me that
Nobody can change me
Tube wamu ng’ebyana bya twin
Ku weekend mukubise mu chain chain nku cain
Kyoka musaba nga nti
Bikira Maria ndi musamize
Naye ate bw’omumpa nzira mukanga
Oba Santa Maria ne woba mu Mexico
Boyi nja kusenguka nga
Anyway, anti tebankubira kwetumikiriza
Tebankubira kwekakatiriza
Ne bwekiba kiri wala nkunukiriza
(Chorus)
Nagwa mu love
N’omwana w’ekikomera
Omwana nga wa kikomera
Muzeyi we yansubiza ekomera
Era yansuza mu komera
Nagwa mu love
N’omwana w’ekikomera
Omwana nga wa kikomera
Muzeyi we yansubiza ekomera
Era yansuza mu komera
(Outro)
Eeh, enviri zayina yenze eyazimusibisa
Nemujja mu bi Swahili
N’akatogo ke yalimu nakamugobesa
Nemutwala mu VIP
Kati nze njagala mukubise kivugumusera
Muzingire omutti nga gulinga vuvuzela
Mutwale mu dipo tebagenda kutulaba, wa wa wa
Eh, tonyumya ba mukuba Kako (tonyumya)
Tonyumya ssenga wa Kako (tonyumya)
Tonyumya kojja wa Kako
Tonyumya nga ba mulamu ba Kako
Uuh, mmh, Profete
(Outro)
Lord has mercy, haa
Naye ggwe tontya
About “Nagwa Mu Love”
“Nagwa Mu Love” is a song written and performed by Ugandan singer Alien Skin (real name Patrick Mulwana). The song was produced by Profete. “Nagwa Mu Love” was released on October 14, 2024 through Fangone Forest.