Mission – King Fa
Mission Lyrics
(Intro)
Show time
(Verse 1)
Nali manyi malaika
Nti zibera ne Katonda
Olabika watoloka
Ggwe laba bwe wagogoka
Mission kulya ku ky’olya
Mission kubaako wo’oli
Mission kusula kumpi w’osula awo (mbi nnyo)
(Chorus)
Mission kuwangala
Tukotekote ffena mu bukadde
Ne bw’oli dduka n’onegaana
Ndi sigala mbagamba owange yeggwe
Mission kuwangala
Tukotekote ffena mu bukadde
Ne bw’oli dduka n’onegaana
Ndi sigala mbagamba owange yeggwe
(Verse 2)
Togeza n’ompaana ng’onimba
Woba nga tonjagala ŋŋamba
Nenejjusa ate enkeera
Nga nkaaba wowe maama sategera
See nakupenda, I surrender
Kyoka oba [?] nakyo kujja gy’ogenda
Nkukute tender, markinga calender
Paka bukadde nze ndiba wuwo sigenda
Yo mamacita [?]
You got a nice look baby you’re my future
Tewefuula nonteeka mu ba kuusa
Kiri numa kuba nalayira okusuuta
(Chorus)
Mission kuwangala
Tukotekote ffena mu bukadde
Ne bw’oli dduka n’onegaana
Ndi sigala mbagamba owange yeggwe
Mission kuwangala
Tukotekote ffena mu bukadde
Ne bw’oli dduka n’onegaana
Ndi sigala mbagamba owange yeggwe
(Verse 3)
Wajja ng’asaaga mu bulamu bwange naye
Wafuuka nyina wa muno
Waleeta eddembe mu bulamu bwange laba
Kekanyiriro kano
Bwe nkwagadde ntegedde omukwano bwe guwooma
Bwe nkwagadde ntegedde omukwano bwe guwooma
Yeggwe wekka amponya geyena
Yeggwe mukama ggwe yantuma okunonya
Buli lukya baby nkuwenja
Tugende tusale ebisanja
(Chorus)
Mission kuwangala
Tukotekote ffena mu bukadde
Ne bw’oli dduka n’onegaana
Ndi sigala mbagamba owange yeggwe
Mission kuwangala
Tukotekote ffena mu bukadde
Ne bw’oli dduka n’onegaana
Ndi sigala mbagamba owange yeggwe
About “Mission”
“Mission” is a song written and performed by Ugandan singer King Fa (real name Fahad Kabunga). The song was produced by Yese Miyagi and released on October 17, 2024.