Twekalakaasa – Bridgette Mars
Twekalakaasa Lyrics
(Intro)
It’s Mars wagwan
(Hook)
Dumbala dumbala
Tomulaba ku mukolo kwali
It’s vtm baby
Eyalayira nti lazıma kubakuba omuziiki mwali (Kraizy)
(Verse)
Mwana gwe kiba mu kafunda, iye
Babera mu gali gali agababiri
Mwana gwe ekiba wano munda, iye
Abajja ne camera bebatabuza kalebule
Atamanyi gwe ntegeza
Kikiri mood etereza (Numba nebala)
Kikiri nga kikoleza
Mbugumamu n’empewo etya (Numba nebala)
(Pre-Chorus)
Kebe Monday oba Saturday
Kekansalako bweba nkyagadde, kyeee!
Musomi yalida akadde
Yaffe bebagamba abatalinda Christmas kwambala zikyala
(Chorus)
Twekalakaasa
Mulenzi ku mu wala
Nebwoba watamide totagala
So man grab a girl, grab a girl, grab a girl
Tonight tonight, olaba otya
Bwetwekalakaasa
Mulenzi ku mu wala
Gwe gwolaba ali single gw’owalula
Every girl grab a man, grab a man, grab a man
Tonight tonight, olaba otya
Bwetwekalakaasa
(Verse)
Gwe wowulira nga omulina tewaba loss
Bintu bya muziki nanti biba generous
Wande biba generous biba serious
Kamoga todigiza mukyala banabasi
Amazina gokwekyaga twagasangawo
Naye oli bwangatadika nyweza esawo
Ate nkagube munyigo gwabangawo
Kyana bwekigukuwa kinyweze
(Pre-Chorus)
From Monday oba Saturday
Kekansalako bweba nkyagadde kyeee
Musomi yalida akadde
Yaffe bebagamba abatalinda Christmas kwambala zikyala
(Chorus)
Twekalakaasa
Mulenzi ku mu wala
Nebwoba watamide totagala
So man grab a girl, grab a girl, grab a girl
Tonight tonight, olaba otya
Bwetwekalakaasa
Mulenzi ku mu wala
Gwe gwolaba ali single gw’owalula
Every girl grab a man, grab a man, grab a man
Tonight tonight, olaba otya
Bwetwekalakaasa
(Hook)
Dumbala dumbala
Tomulaba ku mukolo kwali (Mukwano gwa mulokole)
Eyalayira nti lazıma kubakuba omuziiki mwali (Agukuba kiro kale)
(Verse)
Mbategeza kikiri mood entereza (Numba nembala)
Kikiri nga kinkoleza
Mbugumamu ne mpewo etya (Numba nembala)
Kebe Monday oba Saturday
Kekansalako bweba nkyagadde, kyeee!
Musomi yalinda akadde
Yeffe bebagamba abatalinda Christmas kwambala zikyala
(Chorus)
Twekalakaasa
Mulenzi ku mu wala
Nebwoba watamide totagala
So man grab a girl, grab a girl, grab a girl
Tonight tonight, olaba otya
Bwetwekalakaasa
Mulenzi ku mu wala (Herbert Skillz pon dis one)
Gwe gwolaba ali single gw’owalula
Every girl grab a man, grab a man, grab a man
Tonight tonight, olaba otya
Bwetwekalakaasa
(Hook)
Dumbala dumbala
Tomulaba ku mukolo kwali
Eyalayira nti lazima mubakuba omuziki mwali
About “Twekalakaasa”
“Twekalakaasa” is a song by Ugandan singer Bridgette Mars. The Dancehall song was written by Nkwanga Geoffrey (Dokta Brain) and produced by Kraizy Beats from VTM Records. “Twekalakaasa” was mastered by Herbert Skillz and released on July 12, 2024 through VTM Records.
In “Twekalakaasa,” Bridgette Mars encourages everyone to let loose and enjoy the moment, especially on the dance floor. The song highlights a carefree and joyous atmosphere where people, regardless of their relationship status, are urged to grab a partner, dance, and celebrate life together.