Search for:
Bwonsubiza – Alien Skin

Bwonsubiza – Alien Skin

Download Song : 2.41 MB

Bwonsubiza Lyrics

(Intro)

Bolt Man
Mmmmh eeeh
Mukwano nkwata aah
Kwata nyweza woyagala
Baby nyweza
Oooh eeeh

(Chorus)

Bwonsubiza okumpa
Nange nsubiza abalala
Bwotampa nondyazamanya
Nga nange ndyazamanya
Bwonsubiza okumpa
Nga nange nsubiza abalala
Bwotampa nondyazamanya
Nga nange ndyazamanya

(Verse)

Nze njagala nkugambe obugambo obupya
Neme kubanga akwana
Nga naye bwobiwa elagala kaseera
Omanyira nti twekwana
Ŋŋenda kutambula nga lugendo
Nga numya abatalina magulu
Ŋŋenda kugaaya nga kasooli
Nga numya abatalina manyo
Ŋŋenda kukwata nkuwembejje
Nga numya abatalina ngalo
Ŋŋenda kutunulira
Nga numya abatalina maaso

(Chorus)

Bwonsubiza okumpa
Nange nsubiza abalala
Bwotampa nondyazamanya
Nga nange ndyazamanya
Bwonsubiza okumpa
Nga nange nsubiza abalala
Bwotampa nondyazamanya
Nga nange ndyazamanya

(Verse)

Nkusubiza omukwano ogugumidde
Siri kola nga bali iih
Abalimba mu bintu bino eby’omukwano
Mbalaba besettinga
Njagala onfumbirwe
Njagala onyanjule
Njagala onzalire
Ewaganye ombulire
Bwemba nkufunye
Ŋŋenda kunyigirako oh
Bona abo abakuzoleya
Ŋŋenda kulwanirako

(Chorus)

Bwonsubiza okumpa
Nange nsubiza abalala
Bwotampa nondyazamanya
Nga nange ndyazamanya
Bwonsubiza okumpa
Nga nange nsubiza abalala
Bwotampa nondyazamanya
Nga nange ndyazamanya

(Outro)

Bwonsubiza okumpa
Nange nsubiza abalala (Bolt Lion Production)
Bwotampa nondyazamanya
Nga nange ndyazamanya

About “Bwonsubiza

“Bwonsubiza” is a song by Ugandan singer Alien Skin. The song was written by Patrick Mulwana and produced by Bolt Lion. “Bwonsubiza” was released on August 2, 2024 through Fangone Forest.

Song: Bwonsubiza
Artist(s): Alien Skin
Release Date: August 2, 2024
Writer(s): Patrick Mulwana
Producer(s): Bolt Lion
Publisher Fangone Forest
Country: Uganda

Share “Bwonsubiza” lyrics

Genres

Q&A