Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Adam Lyrics - An-Known
Your Name *
Your Email *
Lyrics
(Verse 1) Mwandiridde bingi ebibala Singa Adam yali naawe Nga ggwe Eva Level obulungi kwoli ya Africa Mwandi fuze naba America Era singa Bobi yali naawe Nga ggwe Barbie Nga nekati leader Okirizibwa n'okwekoza ggwe ng'oli nange wama Mulokole hallelujah hossana Kuba yeggwe weka amanyi bwendi munda Bisumuluzo by'omutima Ggwe bwetwasomanga Mulokole hallelujah hossana Era yeggwe weka amanyi bwe nsula darli (Chorus) Nkuwe omutima Nga sitani mu kamooli andaba Sikuvamu yadde nga ankema, lady Nalonda ggwe omu Yeggwe gwe njagala Nga sitani mu kamooli andaba Sikuvamu yadde nga ankema, baby Nalonda ggwe omu (Hook) Hallelujah Ndi mu love naawe Njagala by'okola, iieeh Nyumirwa love yo Hallelujah Ndi mu love naawe, oouuooh Njagala by'okola, iieeh Nyumirwa love yo Njagala by'okola Nyumirwa love yo Njagala by'okola Nyumirwa love yo (Verse 2) Darlie darlie Look what you're doing to me, to me I failed to let you go To let you go, iieeh Omutima mulungi baby Why don't you hold me Ndi muntu wo I know you already know That you got me trolling through Walahi am running crazy (crazy) Onfuula weak and lazy (lazy) I wanna keep you daily (daily) Nkulabeko daily, daily (Chorus) Nkuwe omutima Nga sitani mu kamooli andaba Sikuvamu yadde nga ankema, lady Nalonda ggwe omu Yeggwe gwe njagala Nga sitani mu kamooli andaba Sikuvamu yadde nga ankema, baby Nalonda ggwe omu (Hook) Hallelujah Ndi mu love naawe (Herbert Skills Pon dis one) Njagala by'okola, iieeh Nyumirwa love yo Hallelujah Ndi mu love naawe, oouuooh Njagala by'okola Nyumirwa love yo Love (Outro) Ggwe kimanye omutima gukulokera gukundopera Njagala by'okola, baby Nyumirwa love yo Mpuliriza Radio yaŋŋamba love etamiiza Nandija eyo nga ntagala Njagala by'okola (yenze akwagala ebya ddala) Nyumirwa love yo, oooh ooh
Submit Corrections