Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Akuwakanira Lyrics - Stream Of Life Choir
Your Name *
Your Email *
Lyrics
(Verse 1) Mulaba bebalekera eddaame Babeesiga nnyo baba baamukwano Nebasalawo babikyangee Mubisoma mu mawulire Sikyooo Bakyusakyusamu namannya Nebimu ne batabiggyayo Kisaana bewuwo obagambe Ku mmaali eyakutuyanya Ngyogera nabalina akatijjo Nga buli kikyo okigamba oyo Ne nnamba ya bbaawo togimuwa Ekyo nkirese kye mmanyi omanyi Sikyooo Ekyama kyokuumye kyotayagala tumanye Nkusaba nakyo tokinyumyanga Lwoli kinyumya tulikifuna Nekifo we wamugambira (Chorus) Akuwakanira muganda woo kuba akaseko tekeesigwa Oli okuggyako enjeru mubwangu Ogamba tasekangako mu bulamu bwe Obibanyumiza bwe mwawukaa Bakuba masimu ku radio Nti mwali mumanyi muli na muntu Mulaba byasuza kale munda (Chorus) Akuwakanira muganda woo kuba akaseko tekeesigwa Oli okuggyako enjeru mubwangu Ogamba tasekangako mu bulamu bwe Obibanyumiza bwe mwawukaa Bakuba masimu ku radio Nti mwali mumanyi muli na muntu Mulaba byasuza kale munda (Verse 2) Abo enkwe bazirya bwe beefumbya Bwobaako byoleka mundayo Akutta nga yeefudde akuuma Beebo betubeeramu y'ensi Agalula nokyuka naamwenya Neyeefuula abaddeko kyagamba Abantu bomwenyeza balabe Bw'okiyiga tobeepena beebo Abo enkwe bazirya bwe beefumbya Bwobaako byoleka mundayo Akutta nga yeefudde akuuma Beebo betubeeramu y'ensi Agalula nokyuka naamwenya Neyeefuula abaddeko kyagamba Abantu bomwenyeza balabe Bw'okiyiga tobeepena beebo (Chorus) Akuwakanira muganda woo kuba akaseko tekeesigwa Oli okuggyako enjeru mubwangu Ogamba tasekangako mu bulamu bwe Obibanyumiza bwe mwawukaa Bakuba masimu ku radio Nti mwali mumanyi muli na muntu Mulaba byasuza kale munda (Chorus) Akuwakanira muganda woo kuba akaseko tekeesigwa Oli okuggyako enjeru mubwangu Ogamba tasekangako mu bulamu bwe Obibanyumiza bwe mwawukaa Bakuba masimu ku radio Nti mwali mumanyi muli na muntu Mulaba byasuza kale munda (Outro) Nti mwali mumanyi muli na muntu Mulaba byasuza kale munda Nti mwali mumanyi muli na muntu Mulaba byasuza kale munda Nti mwali mumanyi muli na muntu Mulaba byasuza kale munda
Submit Corrections