Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Go Go Mama Lyrics - Dokta Brain, Rema Namakula
Your Name *
Your Email *
Lyrics
(Intro) Aaah Njagala obe general bad gyal command them to rotate (Waguan) Ggwe kikiri general bad gyal command them to shake nyash (Bassboi) (Verse 1) Kyemanyi mumanyi gye twesanga Ng'enjuba egambye akaseera keeko Kyemanyi mubimanyi bye tunyuma Buli atukuba eriiso nagaamba beebo Kunyumirwa obulamu kyetaagisa confidence Abagirina bebebaaza Tuba tubalaba abekwasa Kubanga talina kajja neyelwaza Gulina bye gukoona Ne gubala na kwasa mayinja Ng'omanya vibe ekuze Obwoomu tebunyumira njagala na bangi kibinja Olwo nga vibe ekuze (Chorus) Go go go go go go mama Eno engeri gy'okikonkona yes papa Go go go go go go mama Eno engeri gy'okikonkona yes papa Go go go go go go papa Eno engeri gy'okikonkona yes mama Go go go go go go papa Eno engeri gy'okikonkona yes mama (Verse 2) Engeri gy'ogula like supper I don't like to judge but you're best papa Ago amasanyalaze kata Kankukube ng'amasasi ratata Nkikolereki ekiwatto kinkabirira Kwegamba ba nga anyiganyiga Nkusaba tolowooza nti nsagirira Mpomeza endongo tenkayirira Njagala obe general bad gyal command them to rotate (rotate) Ggwe kikiri general bad gyal command them to shake nyash Abalenzi abalina money spend it Wobalaga nebawakana splash it Njagala nga bwenkikuba bw'ombiita Ali humble gy'omanyi ssi yenze (Chorus) Go go go go go go mama Eno engeri gy'okikonkona yes papa Go go go go go go mama Eno engeri gy'okikonkona yes papa Go go go go go go papa Eno engeri gy'okikonkona yes mama Go go go go go go papa Eno engeri gy'okikonkona yes mama (Verse 3) Kyemanyi mumanyi gye twesanga Ng'enjuba egambye akaseera keeko Kyemanyi mubimanyi bye tunyuma Buli atukuba eriiso nagaamba beebo Kunyumirwa obulamu kyetaagisa confidence Abagirina bebebaaza Tuba tubalaba abekwasa Kubanga talina kajja neyelwaza Nkikolereki ekiwatto kinkabirira Kwegamba ba nga anyiganyiga Nkusaba tolowooza nti nsagirira Mpomeza endongo tenkayirira Njagala obe general bad gyal command them to rotate (rotate) Ggwe kikiri general bad gyal command them to shake nyash (Chorus) Go go go go go go mama Eno engeri gy'okikonkona yes papa Go go go go go go mama Eno engeri gy'okikonkona yes papa Go go go go go go papa Eno engeri gy'okikonkona yes mama Go go go go go go papa Eno engeri gy'okikonkona yes mama (Outro) Ah so de deal done Eno engeri gy'okikonkona yes papa Bassboi Eno engeri gy'okikonkona yes papa JahLive
Submit Corrections