Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Kawala Ka Amooti Lyrics - Ava Peace
Your Name *
Your Email *
Lyrics
(Intro) Ava Peace baby (One time) TNS baby (Two time) Nessim baby (Aaaah, ah ah) (Nessim pan production) (Verse 1) Kano akaana Gano agaana Omuntu yagirwa kano akaana Kano akawala Gano agawala Omuntu yagirwa gano agaana, nyabo Nze ndi mazzi ga tap Nakuwonya n'ebyokusena ku dam, baby Abalala tumbavu Nabagoba siri kati ku bya jam Onkuba nga kyengenge Ondetera muwugula mu bwongo eno, aha! Oba kabadi ki baby Emisiwa ogisitula nze munda eno, ah ah! (Chorus) Kawala ka Amooti Ke kakuwugula kawala ka Amooti, eh eh Ako kawala ka Amooti Ye nenkakwatako kawala ka Amooti (mtschew) Mbu kakozesa remote Ne kakusigula kawala ka Amooti, eh eh Kawala ka Amooti (mtschew) Ye nenkakwatako kawala ka Amooti, ah ah (Verse 2) Kave ku musajja wange (kamute) Kave ku musajja wange (kamute) Kave kave kave kave kave ku musajja wange (kamute) Kave ku musajja wange Kano kawala ka Amooti Keemenye ebikonde eno love Nkuwadde wama malaamu Are you my baby for life Got me freezing like balafu Yeggwe alina stamina stamina Olina stamina stamina Onkubira mu style stamina Matira nyo nze eyo style stamina (Chorus) Kawala ka Amooti Ke kakuwugula kawala ka Amooti, eh eh Ako kawala ka Amooti Ye nenkakwatako kawala ka Amooti (mtschew) Mbu kakozesa remote Ne kakusigula kawala ka Amooti, eh eh Kawala ka Amooti (mtschew) Ye nenkakwatako kawala ka Amooti, ah ah (Bridge) Kano akaana Gano agaana Omuntu yagirwa kano akaana Kano akawala Gano agawala Omuntu yagirwa gano agaana, nyabo (Verse 3) Onkwata ku mutima owulira gutujja Love y'enuma nze sirina musujja Onfisizanga olunaku mu week nojja Amaanyi g'omukwano n'omutwe gukogga Yeggwe alina stamina stamina Olina stamina stamina Onkubira mu style stamina Matira nyo nze eyo style stamina (Chorus) Kawala ka Amooti Ke kakuwugula kawala ka Amooti, eh eh Ako kawala ka Amooti Ye nenkakwatako kawala ka Amooti (mtschew) Mbu kakozesa remote Ne kakusigula kawala ka Amooti, eh eh Kawala ka Amooti (mtschew) Ye nenkakwatako kawala ka Amooti, ah ah (Outro) Kano akaana Gano agaana Omuntu yagirwa gano agaana Kano akawala Gano agawala Omuntu yagirwa gano agaana, nyabo
Submit Corrections