Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Lukusuuta Lyrics - Stream Of Life Choir
Your Name *
Your Email *
Lyrics
Nkwebaza makubo g'ogadde Weebale essaala z'otazzeemu Ne byensabye n'otabimpa Ondaze nti ggwe Katonda Nkwebaza bulumi mw'ompisa Weebale kuba tebumazeewo N'abandese nebagenda Nze manyi olina ensonga Oluyimba lukusuuta (oluyimba lukusuuta) Ondaze nti ggwe Katonda Ekitibwa kikugwana Weebale amakubo gogadde Nze mmanyi olina ensonga Oluyimba lukusuuta (oluyimba lukusuuta) Ondaze nti ggwe katonda Ekitibwa kikugwana (luno oluyimba lukugwana) Weebale amakubo gogadde Nze manyi olina ensonga Ndowooza mu magezi gange nty'oba tokola Bulumi mu mutima gwange nabwo busuka Mmenyeka nenserera ng'olumu wabula Oluyimba lukusuuta (nekitibwa kikugwana) Nebwolitwala byonna byewampa ggwe wabimpa Nkusaba kimu ompe bulamu ebyo birikoma Wansi mu mutima gwange mmanyi okiraba nty'oluyimba Lukusuuta Ndowooza mu magezi nty'oba tokola Bulumi mu mutima gwange nabwo busuka Mmenyeka nenserera ng'olumu wabula Oluyimba lukusuuta Nebwolitwala byonna byewampa ggwe wabimpa Nkusaba kimu ompe bulamu ebyo birikoma Wansi mu mutima gwange mmanyi okiraba nty'oluyimba Lukusuuta Byokka ebikusanyusa bikolebwe mu bulamu bwange byokka Byoyagala Ndiwano salawo nga bwolaba ggwe amanyi lwaki natondebwa Nze era lwendigenda Ggwe amanyi makubo amalungamu Mwokka mwembeera mpita ate era Nga ndi naawe Ndowooza mu magezi gange nty'oba tokola Bulumi mu mutima gwange nabwo busuka Mmenyeka nenserera ng'olumu wabula Oluyimba lukusuuta Nebwolitwala byonna byewampa ggwe wabimpa Nkusaba kimu ompe bulamu ebyo birikoma Wansi mu mutima gwange mmanyi okiraba nty'oluyimba Lukusuuta Ndowooza mu magezi gange nty'oba tokola Bulumi mu mutima gwange nabwo busuka Mmenyeka nenserera ng'olumu wabula Oluyimba lukusuuta Nebwolitwala byonna byewampa ggwe wabimpa Nkusaba kimu ompe bulamu ebyo birikoma Wansi mu mutima gwange mmanyi okiraba nty'oluyimba Lukusuuta Oluyimba lukusuuta Ekitibwa kikugwana Weebale amakubo gogadde Nze mmanyi olina ensonga Oluyimba lukusuuta Ekitibwa kikugwana Weebale amakubo gogadde Nze mmanyi olina ensonga
Submit Corrections