Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Merry Christmas Lyrics - Biswanka
Your Name *
Your Email *
Lyrics
(Intro) Hallelujah hozana (Shiddy Beats Mr. Beats) Hallelujah hozana (Era iiyee, Biswanka) (Verse 1) Gabriel yajja eri Mary namuwa amawulire Yamuwa obubaka nti ogenda kuzaala omwana omulenzi Atumibwe Yesu analokola ensi okuva mu kibi Era lwe lunaku lwe tujaguza Krisito azaliddwa (Chorus) Merry merry Merry Christmas Jesus is born Merry merry Merry Christmas Jesus is born Sekukulu enungi Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa Sekukulu enungi Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa (Verse 2) Buli wempita bekejja, bejaga Abalala batimba Christmas tree Abayisa ebivulu ne mu butale abasubuzi batunda Mmh, abanekanekanye mu makanisa basinza basinza Abagenda mu kyalo maama ne taate mubagambe nzija Jajja senga mubategeeze (Chorus) Merry merry Merry Christmas Jesus is born Merry merry Merry Christmas Jesus is born Sekukulu enungi Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa Sekukulu enungi Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa (Verse 3) Gabriel yajja eri Mary namuwa amawulire, aah Yamuwa obubaka nti ogenda kuzaala omwana omulenzi Atumibwe Yesu analokola ensi okuva mu kibi iih Era lwe lunaku lwe tujaguza Krisito azaliddwa (Outro) Malaika kati nazo zisinza Merry Christmas Jesus is born Sekukulu lubeera lunaku lukulu Merry Christmas Jesus is born Ayayaya telusosola mutto na mukulu Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa Ne bw'oba tolina ssente otetenkanya n'olya ku nyama Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa Sekukulu abaana be Masaka Merry Christmas Jesus is born Jinja Mbale Mukono Gulu Mbarara Fort Portal Kasese bwemutyo Merry Christmas Jesus is born Butambala Gomba Mityana Mubende Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa Azaliddwa omwana wa Katonda Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa
Submit Corrections