Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Mirembe Lyrics - Vivian Mimi
Your Name *
Your Email *
Lyrics
(Intro) Pawaz Entertainment Nsaba mirembe Awerekerwenga mirembe (Grey Town) (Verse) Ayi Katonda Nfukamidde mu maaso go Nga nsaba yo ka second Ekindesse Nsonga za mutima gwange N’ogwoli gwe wampa tube ffembi Eyo gyali, bingi ebimusobako Kyenva nsaba mube mwembi Mu maaso amabi, emyooyo emibi N’akalimu kalina okamukumire (Pre-chorus) Wansi wenjuba Kizibu kya kwawula omulungi n’omubi Buli omu amwenya Nga atte bwendaba Obwa busy bwabaako n’obudde obufukamila Olussi okusaba nabwo bubula (Chorus) Nsaba mirembe Awerekerwenga mirembe Nsaba mirembe Awerekerwenga mirembe (Verse) Mu mikono gyo Taata mwentadde omwami wange Mu mikono gyo Taata mwentadde omwami wange Omuwewuleko ebimuzitowerera (Sasira entuuyo ze affune) Na buli mukisa gw’omuwerekera (Dabiriza ensawo ye affune) (Bridge) Musabidde mukuwadde Kululwe nfukamidde Nga n’emikono ngigolodde mukuwadde Kululwe nfukamidde (Pre-chorus) Wansi wenjuba Kizibu kya kwawula omulungi n’omubi Buli omu amwenya Nga atte bwendaba Obwa busy bwabaako n’obudde obufukamila Olussi okusaba nabwo bubula (Chorus) Nsaba mirembe Awerekerwenga mirembe Nsaba mirembe Awerekerwenga mirembe (Verse) Ayi Katonda (Nsaba mirembe) Nfukamidde mu maaso go (Awerekerwenga mirembe) Nga nsaba yo ka second Ekindesse (Nsaba mirembe) Nsonga za mutima gwange (Awerekerwenga mirembe) N’ogwoli gwe wampa tube ffembi Eyo gyali, bingi ebimusobako Mu maaso amabi, emyooyo emibi N’akalimu kalina okamukumire (Outro) Wansi wenjuba (Nsaba mirembe) Kizibu kya kwawula omulungi n’omubi (Awerekerwenga mirembe) Buli omu amwenya Nga atte bwendaba (Nsaba mirembe) Obwa busy bwabaako n’obudde obufukamila (Awerekerwenga mirembe) Olussi okusaba nabwo bubula
Submit Corrections