Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Muntu Wange Lyrics - Vivian Mimi
Your Name *
Your Email *
Lyrics
(Intro) Pawaz Entertainment Gwagaana Grey Town Gwagaana (Verse) Muntu wange bw’oba olumwa Nange eno mba nnumwa By’oyitamu eyo binkosa Gwe bw’okaaba nze eno gajjula Omukwano gwo gwe gummala amaanyi Ate era gunzizaamu amaanyi Buli lwentunula ku kifaananyi Nebwemba nafuwa nziramu amaanyi Buli lw’obulawo mbeera mugonvu N’obulamu buba bumpi ssi buwanvu Yeggwe antukuza okukira ku kyovu Gwe ba omuhusband mbe omuwife (Chorus) Manya nditambula naawe nga sitidde Oli mu mutima munda mw’otudde Kuba nkimanyi bangi baby b’osudde Bali mu maziga bateredde ntende Omanyi omutima gwagaana Gwagoba abalala gwagaana Omutima gwagaana Gwagoba abalala gwagaana (Verse) Ndikwesibako ppaka ku lunaku lw’embaga Obasinza omukwano obasinza n’esswagga Tuliba butoola nga luggi na ppata Bali tubatebuke abo tebatufata Ebitaala byantadde Yeggwe Katonda gw’ampadde Nkusaba ne lw’olwadde Mbe omusawo wo bw’oba ng’okyagadde Kuba nkumanyi Ddala baby nkumanyi Ebikunyiga n’ebisanyusa mbimanyi Kuba nkumanyi Ddala baby nkumanyi Ebikunyiga n’ebisanyusa mbimanyi (Chorus) Manya nditambula naawe nga sitidde Oli mu mutima munda mw’otudde Kuba nkimanyi bangi baby b’osudde Bali mu maziga bateredde ntende Omanyi omutima gwagaana Gwagoba abalala gwagaana Omutima gwagaana Gwagoba abalala gwagaana
Submit Corrections