Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Nene Nyo Lyrics - Gloria Bugie
Your Name *
Your Email *
Lyrics
(Intro) Waguan Love yo enfudde munkuseere Love nyingi tikka lorry eeh Ndi wuwo bae twaala kyere Twaala kyere, iiyaah (Bassboi) (Verse 1) Kisuse munange nanonya nabulwa akwenkana Omulungi ewange wagule Yingira totawana ku konkona Ate wesiimye ndi mu packaginge Ndi wakuwa love eri e mixinge Ggwe ŋŋenda bikukola obooge Kola gwa kulya nze kanfumbe Nasiima ggwe bali ka mboole Bwe ntunula ku ggwe olondoole Baby let's make a good love story Njiika love nyingi jja oyoole (Chorus) Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala) Ku ggwe nebwegaliba maje nja ku gewala (nja ku gewala) Aaah aaah Love you yakula newola (yakula newola) Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala) Love nga nene nyo (nene nene nene nyo) Mutima toguyuza nga nene nyo (nene nene nene nyo) Nene nga nene nene (nene nene nene nyo) (Verse 2) Ggwe oli artificially made Toli weka nondeka am dead Nze onva ku bugere paka ku head Baby lets wed, aah Bw'onkwatako oti oba onzita, eh Bw'ontunulira oti oba ompita, ah Nze ggwe obulungi bwo mbutya Ggwe tolwayo neluma enkuta Omukwano gwo bwaguuga Love yo mbedde mbedde mbedde Kyetulina tekirina kuyuuga We're supposed to be dede dede dede (Chorus) Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala) Ku ggwe nebwegaliba maje nja ku gewala (nja ku gewala) Aaah aaah Love you yakula newola (yakula newola) Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala) Love nga nene nyo (nene nene nene nyo) Mutima toguyuza nga nene nyo (nene nene nene nyo) Nene nga nene nene (nene nene nene nyo) (Bridge) Kisuse munange nanonya nabulwa akwenkana Omulungi ewange wagule Yingira totawana ku konkona Ate wesiimye ndi mu packaginge Ndi wakuwa love eri e mixinge Ggwe ŋŋenda bikukola obooge Kola gwa kulya nze kanfumbe Nasiima ggwe bali ka mboole Ggwe tolwayo neluma enkuta Omukwano gwo bwaguuga Love yo mbedde mbedde mbedde Kyetulina tekirina kuyuuga We're supposed to be dede dede dede (Chorus) Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala) Ku ggwe nebwegaliba maje nja ku gewala (nja ku gewala) Aaah aaah Love you yakula newola (yakula newola) Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala) Love nga nene nyo (nene nene nene nyo) Mutima toguyuza nga nene nyo (nene nene nene nyo) Nene nga nene nene (nene nene nene nyo)
Submit Corrections