Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Otulo Lyrics - Zafaran
Your Name *
Your Email *
Lyrics

(intro)

Am Zafaran
Swangz Avenue (Nessim Pan Production)

(verse)

Baliŋŋamba ntya nkutwale?
Ate nze ne mpalira
Bandaga batya ebirungi?
Ate nze ne ŋŋaana
Nze ne bwe bantuma omukyawe
Simanyi bw’afaanana maama
Nakwagala oli wange
Ku gwe kwe nfiira
Abafere baagala something for something
Nze nkuwa something for nothing
Omukwano gwo am demanding yeah eh
No more debating
Gwe totawaana baleke eh, wendi

(chorus)

Wambuzizza otulo ooh oh (nga nkulowooza)
Okuva olw’eggulo ooh (mba nkulowooza)
Sinnalaba ku tulo ooh oh oh eh (nga nkulowooza)
Lwa mukwano gwo omuto ooh (nsiiba nkulowooza)

(verse)

Hmm!
Kale omukwano gwo guno gugenda kunzisa gunsuza ku ttale
N’eka bangobayo muzeeyi yali anzisa embale
Oh oh sembera ah ah akayimba ka Irene Ntale
Sirina bingi bye mmanja, nagoloddeyo eno empale
Waakiri oyambale onyume osaalize abangi gy’oyitira
Abawala eyo bakulwanire ng’omanyi omutima gye gukubira
Gwe totawaana baleke eh, wendi

(chorus)

Wambuzizza otulo ooh oh (nga nkulowooza)
Okuva olw’eggulo ooh (mba nkulowooza)
Sinnalaba ku tulo ooh oh oh eh (nga nkulowooza)
Lwa mukwano gwo omuto ooh (nsiiba nkulowooza)

(verse)

Mmanyi omu gwe
Wekka annyimbira tulo tulo
Nakutamidde
Ng’omwenge gw’obulo obulo
Abafere baagala something for something
Nze nkuwa something for nothing
Omukwano gwo am demanding yeah eh
No more debating, hmm
Kale omukwano gwo guno gugenda kunzisa gunsuza ku ttale
N’eka bangobayo muzeeyi yali anzisa embale
Gwe totawaana baleke eh, wendi

(chorus)

Wambuzizza otulo ooh oh (nga nkulowooza)
Okuva olw’eggulo ooh (mba nkulowooza)
Sinnalaba ku tulo ooh oh oh eh (nga nkulowooza)
Lwa mukwano gwo omuto ooh (nsiiba nkulowooza)

Submit Corrections