Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Tuloge Lyrics - Jowy Landa, Nandor Love
Your Name *
Your Email *
Lyrics
(Intro) Nandor Love (Waguan) Jowy Landa Bamuleete tuloge (tuloge) Bassboi (Verse 1) Don't run away Don't run away, baby Baby please don't go far away Ebyo bye wetenda okulumya bantu bakoowu babakyawa dda Ebyo bye wesoma soma mbu ggwe mu love bakumatiza dda Ffe boliko twanaaba n'olweza, mmh uuh Nkupika love nofeesa (Chorus) Omusawo bamuleete tuloge Omuganga bamuleete tusere Amakubo go gona tugasibe Tolina gy'ogenda I wanna love you wello wello, oh oh I wanna treat you very wello, oh oh Nkuwe love entukuvu nga holy bible, oh oh oh Tugende viral viral viral, oooh (Verse 2) Bino bye bakugambako abawala ntendewalirwa Ng'obalagirira gy'osula Nsaba tebakutekako fitina Kubanga obasaliza gy'oyita Ku ggwe ne wendibeera nga nziyira Kabube bulumi bwa komera Kakube kutagulwa ddiba nsobola Kabube bulumi nze nsobola Ne bw'osera nze nasera Kati ŋŋenda kusera Ŋŋenda kuyiga n'okuloga Ŋŋenda kuloga (Chorus) Omusawo bamuleete tuloge Oyo omuganga bamuleete tusere Amakubo go gona tugasibe Tolina gy'ogenda I wanna love you wello wello, oh oh I wanna treat you very wello, oh oh Nkuwe love entukuvu nga holy bible, oh oh oh Tugende viral viral viral, oooh (Outro) Ghost Empire Uuh
Submit Corrections