Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Wa Kitalo Lyrics - Vivian Mimi, Vian Music
Your Name *
Your Email *
Lyrics
(Prelude) Am going to kill your bitch Love is not by force Artin on the beat (Chorus) Mulabe omulungi wange Nga lwaki sibe wa kitalo Walahi mulabe alina omutima gwange Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo Mulabe omulungi wange Nga lwaki sibe wa kitalo Walahi mulabe alina omutima gwange Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo (Verse) Ddala nga lwaki sibe wa kitalo Nga nze alina gwe twasomako mu butabo Ka baby kaako kanfudde wa kitalo Eky’obulungi bwe yakyesigaliza ekibalo Mazima salina kufuna balabe Naye lwe nakufuna emitima gyajula embale eh, eh! Nebankyawa lwa bule Obwo obulungi bwo kwekwaava emirerembe Baby yo body body gugonda bulala, aaaaah! Ndi mu kibiina njigiriza okubala (Chorus) Mulabe omulungi wange Nga lwaki sibe wa kitalo Walahi mulabe alina omutima gwange Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo Mulabe omulungi wange Nga lwaki sibe wa kitalo Walahi mulabe alina omutima gwange Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo, baby eh! (Verse) Kituffu bambuuza ekineraza Mbu bakulyaamu tolina gyondaza As if bamanyi gyendaga Wamma baby totya kuba nsong’enandoza Ekituufu balema ku ku handlinga Wali oyokya etohoto oku holdinga Bulungi bwo bwabalema oku managinga Nebayiiya ebiboozi kati babiginga (Brigde) Mu mukwano basoma naye tebayita Kigezo ky’obulungi bakita Naye gwe wayita Wafulayika you passed with flying colors (Chorus) Mulabe omulungi wange Nga lwaki sibe wa kitalo Walahi mulabe alina omutima gwange Nga lwaki sibe wa kitalo Mulabe omulungi wange Nga lwaki sibe wa kitalo Walahi mulabe alina omutima gwange Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo (Verse) Eeeh, baby Ntunula gyendaga nga ndaba binyuma Nga ndi n’omulungi ate nga talumya ah Olwo abatalina muli nga balumwa Nga balumwa, emitwe nga giluma Eh eh! Salina kufuna balabe Naye lwe nakufuna emitima gyajula embale eh, eh! Nebankyawa lwa bule Obulungi bwo kwekwaava emirerembe (Chorus) Mulabe omulungi wange Nga lwaki sibe wa kitalo Walahi mulabe alina omutima gwange Nga lwaki sibe wa kitalo Mulabe omulungi wange Nga lwaki sibe wa kitalo Walahi mulabe alina omutima gwange Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo, Level! (Outro) Ebintu by’oyogera binyiza abalala Naye ate bwenkirabe sagala ku manya (Pawaz Entertainment)
Submit Corrections