Search for:
Nsonyiwa (Cover) – Nandor Love, Jowy Landa

Nsonyiwa (Cover) – Nandor Love, Jowy Landa

Download Song : 2.14 MB

Nsonyiwa (Cover) Lyrics

(Jowy Landa)

Mukwano, nsonyiwa amazima bw’oba ng’onjagala, nsonyiwa!
Kkiriza, nkwetondere, laba nemenye, aah
Jjukira, nti nawe onsobya, n’onetondera
Era nange ne’nkusonyiwa
Manya, nange ndi muntu we nnemererwa, mpanirira

(Jowy Landa)

Nsonyiwa, ensobi zibaawo
Nsonyiwa mukwano netonze
Nziriramu darling
Omutimagwo bambi togunkweeka
Kuba gwe wange
Nsonyiwa mukwano
Labayo nemenye

(Nandor Love)

Ebirowoozo bibeera bingi njagala tubeere babiri
Okwagala nze kunemye okupima kumenya omutima aaaah yeah
Gyoliba kimanye eeh
Olunetaaga ndiba nkulinze eeeh uh
Ebirowoozo bibeera bingi njagala tubeere babiri
Okwagala nze kunemye okupima kumenya omutima oooh
Gyoliba kimanye oooh ooh
Olunetaaga bwooti ndiba nkulinze eeeh uh

(Nandor Love)

Nkwagala nyo nze
Mpulira mukwano ng’onsuseeko bambi
Buli lwenkulaba omutima gwange
Gukubira kumu
Lusonyi sonyi lwesalina nze lunzingako
Nze nembeera ng’omwana
Simanyi oba ndi kumanyisa maaso kale

About “Nsonyiwa (Cover)

“Nsonyiwa (Cover)” is a cover version of Iryn Namubiru’s classic song “Nkwagala Nnyo”. “Nsonyiwa (Cover)” is an acoustic version performed by Ugandan singers Nandor Love and Jowy Landa.

Artist(s): Nandor Love, Jowy Landa
Release Date: January 5, 2024
Country: Uganda

Share “Nsonyiwa (Cover)” lyrics

Genres

Q&A