Search for:
Bamutwaala – Nandor Love, Ava Peace

Bamutwaala – Nandor Love, Ava Peace

Download Song : 2.81 MB

Bamutwaala Lyrics

(Intro)

Mash up dem uh lah dem dede
Bamutwaala
TNS
Bamutwaala
Nandor Love
Oli bamutwaala
Ava Peace beibe eh
Bamukwana
Nessim Pan Production

(Verse 1)

Bamulekawo nga tulaba
Nuru bamuta aah, bamuta
Bamulisa ka kanja bawona
Kubanga bakuta, bagoba
Kyoka bw’omuleka akaaba
Alinga ng’omwana
Era bw’omuleka alwala
Mujje mutaase omwana

(Chorus)

Wamusulawo bamutwala, bamutwala
Gwe wasulawo bamulonda, oli bamulonda
Yakulinda bamutwala, bamutwala
Oyo gwe wasulawo bamukwana, oli bamukwana, ye

(Verse 2)

Wali omuyita malaya, ooh
Kati yafuuka malaika, ooh
Wali omufudde mubaaya, ooh
Kati yazuula bulyaaya
Omwooyo omulondo gukulondola
Wafuuka na kisaati bakutembeeya, ah
Ddi lwe wamutwalako ku date nagaana
Ddi lwe wamugulirayo ka dress nagaana, aah

(Chorus)

Wamusulawo bamutwala, bamutwala
Gwe wasulawo bamulonda, oli bamulonda
Yakulinda bamutwala (Kubanga bakuta), bamutwala (bagoba)
Oyo gwe wasulawo bamukwana (Nuru bamuta), oli bamukwana, ye

(Bridge)

Twakanya bugonvu byalema
Nga twafukamira, twasaba
Wafuuka na kisaati bakusimuza
Kati laba abawala bakunyomola, ah
Kyoka bw’omuleka akaaba
Alinga ng’omwana
Era bw’omuleka alwala
Mujje mutaase omwana

(Outro)

Eeh
Eddy Kenzo mumugambe
Rema bamutwaala, eh
Ne Muhangi mumugambe
Prim bamutwaala, eh
Geosteady Henry mugambe
Prima bamutwaala, eh
Jeff Kiwa mumugambe
Gundi bamutwaala, eh
Ne Rickman mumugambe
Sheilah bamutwaala, eh
Ne Mudra mumugambe
Nti oli bamukwana, eh

About “Bamutwaala

“Bamutwaala” is a song by Ugandan singers Nandor Love and Ava Peace. The song was written by Nantume Dorcus Tendo. “Bamutwaala” was produced by Nessim and released on July 6, 2024 through TNS.

Song: Bamutwaala
Artist(s): Nandor Love, Ava Peace
Release Date: July 6, 2024
Producer(s): Nessim
Publisher TNS
Country: Uganda

Share “Bamutwaala” lyrics

Genres

Q&A