Search for:
Kuwubaala – Shena Skies

Kuwubaala – Shena Skies

Download Song : 3.23 MB

Kuwubaala Lyrics

(Intro)

Gwe wotali mba mukuwubaala (Original, na na)
Mba mukiwubaalo (Shena Skies, Grate Make)
Mba mukuwubaala (Owadala, Dr Powerz on the beat)
Nga nkulinze n’otajja

(Verse)

Ennaku jiringa mwezi
It’s been a while without seeing your face
Ku poliisi ninayo case
You stole my heart
Tewakoma okwo, ne ku’mutwe
Wanziba birowoozo mwana gwe
Eno si mood mbu kikoma today
Wabula buli lwemba nzisa

(Pre-Chorus)

Nkusubwa, buli katikitiki, buli kadakika
Nkusubwa, buli katikitiki ih-ih, buli kadakika

(Chorus)

Gwe wotali mba mukuwubaala
Mba mukiwubaalo
Mba mukuwubaala
Nga nkulinze n’otajja
Gwe wotali mba mukuwubaala
Mba mukiwubaalo
Mba mukuwubaala
Nga nkulinze n’otajja

(Verse)

Vva mu doyi, doyi doyi
No kale baby, baby baby
Tuli mu kibuzo, ba mugezi
Nze mubuza, soyi soyi
Kale manya, bw’oba ng’oli eyo
That I’ll be here, thinking about you
Era nga buli kimu kimbola
Mbeera ne-bore

(Pre-Chorus)

Nkusubwa, buli katikitiki, buli kadakika
Nkusubwa, buli katikitiki ih-ih, buli kadakika

(Chorus)

Gwe wotali mba mukuwubaala
Mba mukiwubaalo
Mba mukuwubaala
Nga nkulinze n’otajja
Gwe wotali mba mukuwubaala
Mba mukiwubaalo
Mba mukuwubaala
Nga nkulinze n’otajja

(Bridge)

Tewakoma okwo, wada ku’mutwe
Wanziba birowoozo mwana gwe
Eno si mood mbu kikoma today
Wabula buli lwemba nzisa
Vva mu doyi, doyi doyi
No kale baby, baby baby
Tuli mu kibuzo, ba mugezi
Nze mubuza, soyi soyi

(Pre-Chorus)

Nkusubwa, buli katikitiki, buli kadakika
Nkusubwa, buli katikitiki ih-ih, buli kadakika

(Chorus)

Gwe wotali mba mukuwubaala
Mba mukiwubaalo
Mba mukuwubaala
Nga nkulinze n’otajja
Gwe wotali mba mukuwubaala
Mba mukiwubaalo
Mba mukuwubaala
Nga nkulinze n’otajja

(Outro)

Kale manya, bw’oba ng’oli eyo
That I’ll be here, thinking about you
Era nga buli kimu kimbola
Mbeera ne-bore

About “Kuwubaala

“Kuwubaala” is a song by Ugandan singer Shena Skies. The song was written by Shena Josephine Namagembe (Shena Skies) and produced by Skills On Da Beat. “Kuwubaala” was released on Feb 21, 2020 through Jungle and Company.

Song: Kuwubaala
Artist(s): Shena Skies
Release Date: February 21, 2020
Producer(s): Powerz On Da Beat
Publisher Jungle and Company
Country: Uganda

Share “Kuwubaala” lyrics

Genres

Q&A