Guganye – Shena Skies
Guganye Lyrics
(Intro)
Bwoyagala enyo (Original Queen Fi Di Jungle)
Ebivaamu n’okulumwa olumwa nyo (Shena S.K.I.E.S)
(Kraizy)
(Verse 1)
Omukwano tugwala naye guleeta bulumi (guleeta bulumi)
Bangi tebali bulungi nga naye baguma bugumi (Skills)
Ombonyabonyeza baaba
Oli muzibu kuvaako nga taaba
Bwongo antuma naye mutima yatufuga
Yasiima gwe taata
(Pre-Chorus)
Okwagala kuno, okwagala
Amagezi gabula ddala
Nkwagala luno nze nkwagala
Oluusi naawe onjagala
(Chorus)
Njagala kukita nze
Naye omutima gwange guganye
Buli kiro mbeera mu kulumwa nze
Naye omutima gwange guganye
Njagala kukita nze
Naye omutima gwange guganye
Buli kiro mbeera mu kulumwa nze
Naye omutima gwange guganye
(Post-Chorus)
Gwakutegera
Love bwebera
Gwakutegera
Nebwonumya enkya nzira era
(Verse 2)
I give myself to you
Wanyingira mumusayi
Olabika wankolako jaddu
Nga webalama bukyayi
Obuziga bwembukaaba bwembusimula
Bembinyumiza bankoowa
Nkusaba ompumuze biswaza
Kuba nkugobye nenkoowa
(Pre-Chorus)
Okwagala kuno, okwagala
Amagezi gabula ddala
Ng’omwagala luno ng’omwagala
Amagezi gabula ddala
(Chorus)
Njagala kukita nze
Naye omutima gwange guganye
Buli kiro mbeera mu kulumwa nze
Naye omutima gwange guganye
Njagala kukita nze
Naye omutima gwange guganye
Buli kiro mbeera mu kulumwa nze
Naye omutima gwange guganye
(Post-Chorus)
Gwakutegera (’cause the heart wants what it wants)
Love bwebera (the heart wants what it wants)
Gwakutegera (the heart wants what it wants)
Nebwonumya enkya nzira era (the heart wants what it wants)
(Bridge)
Bwoyagala enyo
Ebivaamu n’okulumwa olumwa nyo
Gyebikoma okunyuma gyebikoma okuluma
(Pre-Chorus)
Okwagala kuno, okwagala
Amagezi gabula ddala
Ng’omwagala luno ng’omwagala
Amagezi gabula ddala
(Chorus)
Njagala kukita nze
Naye omutima gwange guganye
Buli kiro mbeera mu kulumwa nze
Naye omutima gwange guganye
Njagala kukita nze
Naye omutima gwange guganye
Buli kiro mbeera mu kulumwa nze
Naye omutima gwange guganye
(Post-Chorus)
Gwakutegera (’cause the heart wants what it wants)
Love bwebera (the heart wants what it wants)
Gwakutegera (the heart wants what it wants)
Nebwonumya enkya nzira era (the heart wants what it wants)
About “Guganye”
“Guganye” is a song by Ugandan singer Shena Skies. The dancehall song was written by Shena Josephine Namagembe, produced by Kraizy Beats and mastered by DJ Skills On Da Beat. “Guganye” was released on August 15, 2022 through Shena’s Jungle and Company.
“Guganye” is a song about the painful complexities of love. Despite the emotional hurt and the desire to end the relationship, the heart refuses to let go, highlighting the inner struggle between love and pain.
Genres
Q&A
Who produced “Guganye” by Shena Skies?
When was “Guganye” by Shena Skies released?
Who wrote “Guganye” by Shena Skies?
Shena Skies Songs
Shena Skies →-
1.
Muwendo
Shena Skies
-
2.
Come Closer
Shena Skies
-
3.
Bring Me Love
Shena Skies
-
4.
Everybody Wants Love
Shena Skies
-
5.
Enough is Enough
Shena Skies
-
6.
Love Anthem
Shena Skies
-
7.
You Get Me
Shena Skies
-
8.
Romeo Julie
Shena Skies
-
9.
Ayagadde Mune
Shena Skies
-
10.
Kiki Ekiganye
Shena Skies (feat. Gravity Omutujju)
-
11.
Onina
Shena Skies
-
12.
Soda
Shena Skies
-
13.
Remember
Shena Skies
-
14.
Nkulowozako
Shena Skies
-
15.
Ntwala Out
Shena Skies
-
16.
Wakikubye
Shena Skies
-
17.
Losing
Shena Skies
-
18.
Just Love
Shena Skies
-
19.
Guganye
Shena Skies
-
20.
Gugwo Gwona
Shena Skies