Mirembe – Vivian Mimi
Mirembe Lyrics
(Intro)
Pawaz Entertainment
Nsaba mirembe
Awerekerwenga mirembe (Grey Town)
(Verse)
Ayi Katonda
Nfukamidde mu maaso go
Nga nsaba yo ka second
Ekindesse
Nsonga za mutima gwange
N’ogwoli gwe wampa tube ffembi
Eyo gyali, bingi ebimusobako
Kyenva nsaba mube mwembi
Mu maaso amabi, emyooyo emibi
N’akalimu kalina okamukumire
(Pre-chorus)
Wansi wenjuba
Kizibu kya kwawula omulungi n’omubi
Buli omu amwenya
Nga atte bwendaba
Obwa busy bwabaako n’obudde obufukamila
Olussi okusaba nabwo bubula
(Chorus)
Nsaba mirembe
Awerekerwenga mirembe
Nsaba mirembe
Awerekerwenga mirembe
(Verse)
Mu mikono gyo
Taata mwentadde omwami wange
Mu mikono gyo
Taata mwentadde omwami wange
Omuwewuleko ebimuzitowerera
(Sasira entuuyo ze affune)
Na buli mukisa gw’omuwerekera
(Dabiriza ensawo ye affune)
(Bridge)
Musabidde mukuwadde
Kululwe nfukamidde
Nga n’emikono ngigolodde mukuwadde
Kululwe nfukamidde
(Pre-chorus)
Wansi wenjuba
Kizibu kya kwawula omulungi n’omubi
Buli omu amwenya
Nga atte bwendaba
Obwa busy bwabaako n’obudde obufukamila
Olussi okusaba nabwo bubula
(Chorus)
Nsaba mirembe
Awerekerwenga mirembe
Nsaba mirembe
Awerekerwenga mirembe
(Verse)
Ayi Katonda (Nsaba mirembe)
Nfukamidde mu maaso go (Awerekerwenga mirembe)
Nga nsaba yo ka second
Ekindesse (Nsaba mirembe)
Nsonga za mutima gwange (Awerekerwenga mirembe)
N’ogwoli gwe wampa tube ffembi
Eyo gyali, bingi ebimusobako
Mu maaso amabi, emyooyo emibi
N’akalimu kalina okamukumire
(Outro)
Wansi wenjuba (Nsaba mirembe)
Kizibu kya kwawula omulungi n’omubi (Awerekerwenga mirembe)
Buli omu amwenya
Nga atte bwendaba (Nsaba mirembe)
Obwa busy bwabaako n’obudde obufukamila (Awerekerwenga mirembe)
Olussi okusaba nabwo bubula
About “Mirembe”
“Mirembe” is a song by Ugandan singer Vivian Mimi. It was written by Liam Voice (real name Zisabusolo Willy), produced by Greytown, and released through Pawaz Entertainment on March 1, 2024.