Akasente – Nesa Nita
Akasente Lyrics
(Intro)
Eyo yalo (Asiimwa)
Asiimwa
Rebo Angel
Nesa Nita
(Verse 1)
Ono kabamunzibeko akomawo
Namuwola kyali n’akomawo
Nemubalala akyaala n’akomawo
Bwemba naye buli wamu mpitawo (No Dash)
Nagudde mu love n’akassente
Banange tweyagala n’essente
Mutusondere twewase n’essente
Just ewaka basabyeyo ente
(Hook)
Baby ssente (wewawo)
Amanyi kiss ne peck (wewawo)
Naye daddy ssente (wewawo)
Ngwana ku gabula cake (wewawo)
(Verse 2)
Nagwa mu bitibwa kasita yasalawo
Flexible buliwamu ye ajyawo
Buwoomi bumuliko tebugwawo
Kawoowo ke kali so wow
Ampomera mu binusu n’empapula
Olumu ajja nga muzungu ekyo kindalula
Batamulina bamububira
Bamububira bwe yeyulira, Hmm
(Chorus)
Nagudde mu love n’akassente
Banange tweyagala n’essente
Mutusondere twewase n’essente
Just ewaka basabyeyo ente
(Hook)
Baby ssente (wewawo)
Amanyi kiss ne peck (wewawo)
Naye daddy ssente (wewawo)
Ngwana ku gabula cake (wewawo)
(Verse 3)
Ono kabamunzibeko akomawo
Namuwola kyali n’akomawo
Nemubalala akyaala n’akomawo
Bwemba naye buli wamu mpitawo
Money money leero ondalude
Nteredde gwe kewampasudde
Money money leero ondalude
Nteredde gwe kewampasudde
Buli wetutuuka asiimwa
Mummy, daddy baasiima
Money sikuta-tatata
Baakola nsobi abakuta-tatata
(Chorus)
Nagudde mu love n’akassente
Banange tweyagala n’essente
Mutusondere twewase n’essente
Just ewaka basabyeyo ente
(Hook)
Baby ssente (wewawo)
Amanyi kiss ne peck (wewawo)
Naye daddy ssente (wewawo)
Ngwana ku gabula cake (wewawo)
(Outro)
Nagwa mu bitibwa kasita yasalawo
Flexible buliwamu ye ajyawo
Buwoomi bumuliko tebugwawo
Akawoowo ke kali so wow (Sound it)
(Wewawo)
(Wewawo)
Rebo Angel
Nesa Nita
About “Akasente”
“Akasente” is a song by Ugandan singer Nesa Nita. The song was produced by “No Dash” and released on September 6, 2024.