Amasanyu Ga Bulangiti – Lil Pazo, Kijjambiya, Nince Menzo
Amasanyu Ga Bulangiti Lyrics
(Intro)
EmBeats
Lunabe
Kiri bali
Rrrrrrhh babba
Mugikulike
Menzo (ooh)
Nze bampita Kijjambiya
(Verse 1)
Batugamba tewezina mu bya zinira mu babbe
Leero newaddeyo nkukwatemu ekiba kibe
Mukyaala kandida nga wakula obutuliro
Mbu business y’amagulu efuna kiralu
Ojja n’osanga ekiwala mu station
Nga kyekubye baggy ng’empale za ba Seveni
Okuwa bye nina tusooke ewaffe onyanjule
Nojja okibuuza nti nno ewamywe tebakumanyi
Najja akateekako edoboozi lya stereo
Mbu maama yantuma ekiyooyi n’ekikubiro
Gomesi z’abako mbu n’omutwalo gwa tate
Nange ompeeyo ekyaapa tubeere babiri
Nga naye akatwemazaamu kantu katono kati
Tekaweza yadde kilo kasuula n’omuti
Ffena ekitwemazaamu sanyu lya bulangiti
Naawe owekitalo wabuuka mu bulangiti (ooh)
(Chorus)
Amasanyu ga bulangiti (hee)
Aga bulangiti (mmmh)
Obuwoommi bwa bulangiti
Naawe ow’ekitalo wabuuka mu bulangiti (ooh)
Amasanyu ga bulangiti (ayi)
Obuwoommi bwa bulangiti (eeh)
Naawe owekitalo wabuuka mu bulangiti
(Verse 2)
Gwe atanakimanya okisanga ewaffe e’Kampala
Ebyana bitiba ne bw’oba onoonya kyakula
Ekiro mu ntumbi ebyo ebisaba lift
Neweebuuza oba emisana bibulira wa
Nabyo ekibyetaza masanyu ga bulangiti
Mbu obuwoomi bw’ensigo bubeera bwe buti
I say one, two, nze nenkubala
Eh business y’amagulu efuna kiralu
So gimme the love, gimme the love
Bobit more mi
Onsitudde n’eddalu aka beauty come for mi
Co-co-come for mi
Ragga badadanda
Ndi linyawo ekyupa ne bw’oligenda Rwanda
Bwenkusibula omukwano gwe nina
Toyinza kuwona
N’ebi ssente by’enina baby toyinza kubirya
Amaanyi mangi, n’akassente nyingi
Close Combat mwana techinque nyingi
(Bridge)
Drunken Master
Ndaga obungodiira
Akaliro kangi baby tompeweeza
Yongeza yongeza kuba kujeera
First half giba miranga (ooh)
(Chorus)
Amasanyu ga bulangiti (hee)
Aga bulangiti (mmmh)
Obuwoommi bwa bulangiti
Naawe ow’ekitalo wabuuka mu bulangiti (ooh)
Amasanyu ga bulangiti (ayi)
Obuwoommi bwa bulangiti (eeh)
Naawe ow’ekitalo wabuuka mu bulangiti
(Refrain)
Nga naye akatwemazaamu kantu katono kati
Tekaweza yadde kilo kasuula n’omuti
Ffena ekitwemazaamu sanyu lya bulangiti
Naawe owekitalo wabuuka mu bulangiti (mmmh)
(Outro)
Sho!
Nze bampita Kijambiya nkuba ragga
Bwentyo ntabika ntabika ntabika ntabika bwe mbatandika
Sho!
Nze bampita Kijambiya nkuba ragga
Bwentyo ntabika tabika ntabula tabula
Tabika tabika tabula tabula
Tabika tabika tabula tabula
Tabika tabika …
Kiri bali (Attention)
About “Amasanyu Ga Bulangiti”
“Amasanyu Ga Bulangiti” by Lil Pazo, Sharp Emma Kijjambiya, and Nince Menzo is the latest among the many remixes of Kijjambiya and Menzo’s viral hit song of the same name. Like the other remixes, the Lil Pazo version was also produced by EmBeats. It was released on September 20, 2024.
Genres
Q&A
Who produced “Amasanyu Ga Bulangiti” by Sharp Emma Kijjambiya, Lil Pazo, Nince Menzo?
When was “Amasanyu Ga Bulangiti” by Sharp Emma Kijjambiya, Lil Pazo, Nince Menzo released?
Who wrote “Amasanyu Ga Bulangiti” by Sharp Emma Kijjambiya, Lil Pazo, Nince Menzo?
Sharp Emma Kijjambiya Songs
Sharp Emma Kijjambiya →-
1.
Amasanyu Ga Bulangiti
Lil Pazo, Sharp Emma Kijjambiya, Nince Menzo
-
2.
Emmere Ya Hajjat (Ewooma)
Sharp Emma Kijjambiya, Nince Menzo
-
3.
Nkomba Ebakuli
Sharp Emma Kijjambiya, Nice Menzo
-
4.
Byonna Bikole
Sharp Emma Kijjambiya, Nince Menzo
-
5.
Kwata Ku Problem
Sharp Emma Kijjambiya, Nince Menzo (feat. Omukunja Atasera)
-
6.
Amasanyu Ga Bulangiti
Sharp Emma Kijjambiya (feat. Nince Menzo)
-
7.
Amasanyu Ga Bulangiti
Sharp Emma Kijjambiya (feat. DJ Zero)
-
8.
Amanyi Mangi
Sharp Emma Kijjambiya
-
9.
2020 Akaaye
Sharp Emma Kijjambiya
-
10.
Busungu Bungi
Sharp Emma Kijjambiya
-
11.
Katumba Oyee
Sharp Emma Kijjambiya
-
12.
Kendeeza Sound
Sharp Emma Kijjambiya
-
13.
Nalweyiso
Sharp Emma Kijjambiya
-
14.
Nyenyezamu
Sharp Emma Kijjambiya
-
15.
Togwa Mubali
Sharp Emma Kijjambiya (feat. Record Elah Butida)
-
16.
Trumpets
Sharp Emma Kijjambiya
-
17.
Twegemese
Sharp Emma Kijjambiya
-
18.
Who Is You
Sharp Emma Kijjambiya