Binyumira – Shacky Rhymes
Binyumira Lyrics
Mmmmmhhh ohhh beibe
It’s hytalent records ohhhh yeah
Bawaana nsimbi naye gwe wasuse kubisimbi
Njagala nkutimbe omutima ngujuze ebipande eeeeeeh
Singa nali musiizi nandi kusize kubisenge
Nonyeza nembulwa tewali minzaani epima mukwaano gwo
Njagala nkuwe bulikimu eeeeh byewanonya nebyotasubira
Njagala ombeere wano wenkulabira
Oyeeee
Bo bo bo Bo Bo boy
Ye ye ye ye ye ye
Bo Bo Bo Bo Bo boy
Ye ye ye
Byokola binyumira eeeeeh
Gwasinga okunyumisa omukwaano gumpomera
Gwe asinga okugugaba binyumira eeeeeh
Gwasinga okunyumisa omukwaano gukulukuta ohhh boy Gwasinga okugugaba
Bino
Ebyabalala bibulamu , bwegaba matooke maluma
Gwe amanyi wonkwaata nenoga
Nobu kiss kiss nenjoya
Njagala kukwekula binji ebyenjawulo
Ebikwawula kubalala
So let me be the password yo egenda
Kuntobo yomutimagwo
Oyolesa bukugu bukugu bukugu
Engeri jonkwatamu kankulage obukugu
Beibe bukugu
Engeri jokikolamu oooyye
Bo bo bo Bo Bo boy
Ye ye ye ye ye ye
Bo Bo Bo Bo Bo boy
Ye ye ye
Byokola binyumira eeeeeh
Gwasinga okunyumisa omukwaano gumpomera
Gwe asinga okugugaba binyumira eeeeeh
Gwasinga okunyumisa omukwaano gukulukuta ohhh boy Gwasinga okugugaba
Sabisubira byonjagala sabirengererawo oyyyye
Nesanze mukitimba nga omutima bagutwaala dda
So beibe take me where you wanna go
Let me be where you wanna be
Take me where you wanna go
Where you wanna go , where you wanna be yeeeeehhh
Nonyeza nembulwa tewali minzaani epima mukwaano gwo
Njagala nkuwe bulikimu byewanyonya nebyotasubira aaahhh
Bo Bo Bo Bo Bo boy
Ye ye ye ye ye ye
Bo Bo Bo Bo Bo boy
Ye ye
Byokola binyumira ehhh
Gwasinga okunyumisa omukwaano gumpomera
Gwasinga okugugaba binyumira eeehh
Gwasinga okunyumisa omukwaano gukulukuta oohhh boy
Gwasinga okugugaba
About “Binyumira”
“Binyumira” is the third track from Ugandan singer Shacky Rhymes’ “Ngaali” EP. The song was released on January 25, 2023 through HYtalent Records.
What Shacky Ryhmes said about “Binyumira”;
“Binyumira which elaborates the Story of a young couple in a charming love relationship ’Love Birds’. Shacky Rhymes’ Sweet Melodic Vocals gives the songs a sweet vibe that makes them enjoyable to the ears and soul.”