Search for:
Champion – Mikie Wine

Champion – Mikie Wine

Download Song : 3.41 MB

Champion Lyrics

(Intro)

Bali bagambe sulubada highschool
(A dis a legend production)
D’Mario ne Pakii vibe (Pakii)
A Mikie Wine deya
Tulina okugazina paka nga pe pe pe

(Verse 1)

Bulamu bukwata nnyo embadiya mpagira asobola yeete (weete)
Nze abasanyuka bempagira mpakanya ayagala yette (weete)
Bw’owirira ekonkona situka ne bwooba ka ssente (weete)
Wegambe nti bwendiba nzifunye tujja na kusalayo ente
Nze nekiririzaamu
Ge balaba ng’amalala n’abamu mbu kajanja
Nze nekiririzaamu
Kuba yenze bukakafu nti gyaali oyo Katonda
Nze nekiririzaamu
Abazunza ennugu yaabwe bagambe tebindya
Nze nekiririzaamu
Gwe wampita kacheere naye kuluno kalimu obuyinja

(Chorus)

Nvimbamu like a champion
Nga nina obulamu ndi loodi
Champe champe, Champion
Abakunafuya obalekera God
Champe champe, Champion
Ng’olina obulamu oli loodi
Champe champe, Champion
Eno life ekuba somersault
Champe champe

(Post-Chorus)

Anafuya
Anafuya osaaga (Mu guno omwaka)
Sikyalina fear
Yakoma mu guli omwaka (Mu guno osaaga)
Anafuya
Anafuya osaaga (Mu guno omwaka)
Sikyalina fear
Yakoma mu guli omwaka (Mu guno osaaga)

(Verse 2)

Kati nga champe kandye essape
Kuba akavimbo kange nkakoledde
Nkalaba nga kaliro kakoledde
Era kyenekakasa kakukoledde
Tulina kuteeba goal mu nfo
Combine tukozesa ya 4-2-4
Bwonkyawa toneraga move on
This life too short kola ebiggatako

(Chorus)

Nvimbamu like a champion
Nga nina obulamu ndi loodi
Champe champe, Champion
Abakunafuya obalekera God
Champe champe, Champion
Ng’olina obulamu oli loodi
Champe champe, Champion
Eno life ekuba somersault
Champe champe

(Post-Chorus)

Anafuya
Anafuya osaaga (Mu guno omwaka)
Sikyalina fear
Yakoma mu guli omwaka (Mu guno osaaga)
Anafuya
Anafuya osaaga (Mu guno omwaka)
Sikyalina fear
Yakoma mu guli omwaka (Mu guno osaaga)

(Outro)

Omutonzi waffe yasalawo

About “Champion

“Champion” is a song written and performed by Ugandan dancehall singer Mikie Wine. The song was produced by Pakii and D’Mario Legend. “Champion” was released on September 11, 2024.

Song: Champion
Artist(s): Mikie Wine
Release Date: September 11, 2024
Writer(s): Michael Mukwaya
Producer(s): D'Mario Legend, Pakii
Publisher Mikie Wine
Country: Uganda

Share “Champion” lyrics

Genres

Q&A