Search for:
Ebyekisiru – Royal Jeff

Ebyekisiru – Royal Jeff

Download Song : 2.84 MB

Ebyekisiru Lyrics

(Verse 1)

Eno ssi y’e’Masaka
Giteekeyo Challenger togikaka
Mbu ono amusobola alina kunywa linyiikira
Round munaana ekiro bw’onyiikira
Nga tomosobole boyi wange tolipira
Ono tasosola newemubanga mwedira
Gwe atakomolwanga tonyenyanga eky’enkira
Tomugezangako tokikolanga nyabula
Ono ye yagoba abavubuka ba piliton
Nazirwanako speed yalinya nyonyi
Ebibala abiridde garden of eden
Buli kimu akikoze yeyisse mupambanyi
Buli wamu wetuli teri nno atamumanyi
Nalumansi nga wewaana n’ensiringanyi

(Chorus)

Kuva butto maama ankubira eby’ekisiru
Mbu nve ku eby’ekisiru
Mbu eby’ekisiru bikolebwa bakulu
Nkizudde bukulu bireeta n’omululuuza
Mbu nve ku eby’ekisiru
Eby’ekisiru
Mbu eby’ekisiru bikolebwa bakulu
Nkizudde bukulu bireeta n’omululuuza
(International)

(Verse 2)

Yeah
Squat stand
It is an optional dance
Tetugazinira mu reverse
Yadde nga twagala nyash
Business baagala cash
Tobanyumiza card
Emipiira gibeera ku guard
Newo’oba nga ggwe toyisa skirt
Kakutaane ng’okozessa Snapchat
Kisuka mu chat

(Chorus)

Kuva butto maama ankubira eby’ekisiru
Mbu nve ku eby’ekisiru
Mbu eby’ekisiru bikolebwa bakulu
Nkizudde bukulu bireeta n’omululuuza
Mbu nve ku eby’ekisiru
Eby’ekisiru
Mbu eby’ekisiru bikolebwa bakulu
Nkizudde bukulu bireeta n’omululuuza

(Verse 3)

Mbu ono amusobola alina kunywa linyiikira
Round munaana ekiro bw’onyiikira
Nga tomosobole boyi wange tolipira
Ono tasosola newemubanga mwedira
Gwe atakomolwanga tonyenyanga eky’enkira
Tomugezangako tokikolanga nyabula
Ono ye yagoba abavubuka ba piliton
Nazirwanako speed yalinya nyonyi
Ebibala abiridde garden of eden
Buli kimu akikoze yeyisse mupambanyi
Buli wamu wetuli teri nno atamumanyi
Nalumansi nga wewaana n’ensiringanyi

(Chorus)

Kuva butto maama ankubira eby’ekisiru
Mbu nve ku eby’ekisiru
Mbu eby’ekisiru bikolebwa bakulu
Nkizudde bukulu bireeta n’omululuuza
Mbu nve ku eby’ekisiru
Eby’ekisiru
Mbu eby’ekisiru bikolebwa bakulu
Nkizudde bukulu bireeta n’omululuuza

(Outro)

Mbu nno bya kisiru
Luno oluyimba lwa kisiru
Royal Jeff nze ndi musiru
Challenger zibika edibu

About “Ebyekisiru

“Ebyekisiru” is a song written and performed by Ugandan singer Royal Jeff (real name Ssemanda Timothy). The song was produced by Challenger Pro and released on September 22, 2024 through Dream Sing Fly.

Song: Ebyekisiru
Artist(s): Royal Jeff
Release Date: September 22, 2024
Writer(s): Ssemanda Timothy
Producer(s): Challenger Pro
Publisher Dream Sing Fly
Country: Uganda

Share “Ebyekisiru” lyrics

Genres

Q&A