Search for:
Eddalu – Laty Wizy

Eddalu – Laty Wizy

Download Song : 4.14 MB

Eddalu Lyrics

(Intro)

MM Media
Haha haa, Big Davie Logic to the world

(Verse 1)

Oyinza okulowooza nti ndi mulalu
Olw’okuba njagala ondageko ku busungu bwo
Ggwe ate omuntu atandagangako
Busungu bwe yadde onsibira face
Eeh, woo
Oli mwana wa ddembe (ye ye, ye)
Otambuza simbo (ye ye)
Ate oli mumbejja
Siraba akugambako
Akaloboozi ko mu matu nze lumu oli nzita
Oleeta n’abanene amaddu
Lumu oli nkubya
Wo wo woo
Ondetera omutwe ofunda, eeh
Ne wengezaako byayanga
Buli lwe ndaba akukwatako ekisso nkwaata
Onafuyiza era ommaze, eeh

(Chorus)

Lyandiba eddalu (eddalu)
Eddalu (eddalu)
Ne w’onsibula ndaba nga gw’oyita
Teliba eddalu (eddalu)
Eddalu (eddalu)
Temudukirira ah nkyanyumirwa
Lyandiba eddalu (eddalu)
Eddalu (eddalu)
Ne w’onsibula ndaba nga gw’oyita
Lino eddalu (eddalu)
Eddalu (eddalu)
No ooh oh nagwa ddalu

(Verse 2)

Siganye gy’oyita obalekanya
Nga nange gye mpita nkutangaaza
Omukwano gwe nina gy’oli gwesunda
Ku kyendabye muli olimu ebyama (munda)
Oyongedde ogonza eno obulamu ku nsi
Kyendabye onyengedde
Ondetedde ofuna emirembe
Eeh, oli mwana wa ddembe
Otambuza simbo
Ate oli mumbejja
Siraba akugambako
Akaloboozi ko mu matu nze lumu oli nzita
Oleeta n’abanene amaddu
Lumu oli nkubya

(Chorus)

Lyandiba eddalu (eddalu)
Eddalu (eddalu)
Ne w’onsibula ndaba nga gw’oyita
Teliba eddalu (eddalu)
Eddalu (eddalu)
Temudukirira ah nkyanyumirwa
Lyandiba eddalu (eddalu)
Eddalu (eddalu)
Ne w’onsibula ndaba nga gw’oyita
Lino eddalu (eddalu)
Eddalu (eddalu)
No ooh oh nagwa ddalu

About “Eddalu

“Eddalu” is a song written and performed by Ugandan singer Laty Wizy (real name Birinda Latif). The song was produced by Big Davie Logic. “Eddalu” was released on September 18, 2024 through MM Media.

Song: Eddalu
Artist(s): Laty Wizy
Release Date: September 18, 2024
Writer(s): Birinda Latif
Producer(s): Big Davie Logic
Publisher MM Media
Country: Uganda

Share “Eddalu” lyrics

Genres

Q&A