Search for:
Ewaselera – BB Zanda

Ewaselera – BB Zanda

E
Download Song : 4.62 MB

Ewaselera Lyrics

(Intro)

BB Zanda
Ne Challenger
[?]
International

(Verse 1)

Nga bw’omanyi ku kyaalo nze eyali eyaguweza
Omuyini ogutema ebikata nebiwera
Muka Katongole naye yali yagiweza
Enimiro enene ng’ate eri mu lutobazi
Ekyo kyampa essanyu omuyini tegwansala
Buli lwe ngukabaza wenkabala nga wabala
Ne banabukalu baatandika okunefasa
Nabo mbayambeko kuba baali tebabaza
Nabasasira kubanga tebamanya
Ye muka Katongole yasenga waserera
Buli bwenakabala ng’amazi nga gasamuka
Ag’olutobazi agaserera agabaza

(Chorus)

Ewaserera
Bino ebyaana n’okusereza
Ebyaana bya wano nga byagala okusereza
Ewaserera
Bano abaana n’ewaserera
Naanoonya akasimu anoonya nga kasereza
Ewaserera
Watufukira ewaserera
Newaba mulimi anyumirwa mu lutobazi ewaserera

(Verse 2)

Body so good ah sweet like juice
Ago amabina gobitigula olumya nsi
Olobya ba nsi
Odusa na ba nsi
Onkutamya wansi
Njagala bya wansi
(Challenger gikube)
Nagenda nenguma nkabale olwa Nabukalu
Nabukalu ng’olwo naye yesudemu eddalu
Naye Nabukalu olulimi lwe nga lukalu
Omuyini negumenyeka nenfuna n’amabwa
Ekyo kyekyanziza ewa muka Katongole
Era ndi eno nkabala lubimbi nga simala
Ebikata bwentema kyoka tebasasula
Nyumirwa byenkola olubimbi nga lunyuma

(Chorus)

Ewaserera
Bino ebyaana n’okusereza
Ebyaana bya wano nga byagala okusereza
Ewaserera
Bano abaana n’ewaserera
Naanoonya akalimu anoonya nga kalinako
Ewaserera
Abaana bano n’okusereza
Naanoonya akasimu anoonya nga kasereza
Ewaserera
Watufukira ewaserera
Newaba mulimi anyumirwa mu lutobazi ewaserera

(Verse 3)

Nga bw’omanyi ku kyaalo nze eyali eyaguweza
Omuyini ogutema ebikata nebiwera
Muka Katongole naye yali yagiweza
Enimiro enene ng’ate eri mu lutobazi
Ekyo kyampa essanyu omuyini tegwansala
Buli lwe ngukabaza wenkabala nga wabala
Ne banabukalu baatandika okunefasa
Nabo mbayambeko kuba baali tebabaza
Nabasasira kubanga tebamanya
Ye muka Katongole yasenga waserera
Buli bwenakabala ng’amazi nga gasamuka
Ag’olutobazi agaserera agabaza

(Chorus)

Ewaserera
Bino ebyaana n’okusereza
Ebyaana bya wano nga byagala okusereza
Ewaserera
Bano abaana n’ewaserera
Naanoonya akalimu anoonya nga kalinako
Ewaserera
Abaana bano n’okusereza
Naanoonya akasimu anoonya nga kasereza
Ewaserera
Watufukira ewaserera
Newaba mulimi anyumirwa mu lutobazi ewaserera

(Outro)

Hahaha
[?] BB Zanda ojooga
Babiwulira tebabiwulira
Gen Z music muja kiwulira
John King ayagala naye wasererela
Challenger waguan [?]
Bano tuja bakuba
Paka lwebanakiriza

About “Ewaselera

“Ewaselera” is a ragga song written and performed by Ugandan singer BB Zanda. The song was produced by Challenger Pro and released on September 14, 2024 through World Wide Music.

Song: Ewaselera
Artist(s): BB Zanda
Release Date: September 14, 2024
Writer(s): Mugema Brian
Producer(s): Challenger Pro
Publisher World Wide Music
Country: Uganda

Share “Ewaselera” lyrics

Genres

Q&A