Gwoka – Daddy Andre, Ruth Ngendo
Gwoka Lyrics
(Intro)
A-a-Andre on the Beat
(Verse 1)
Waliwo obuyimba bw’onyimbiramu ne bunyuma
Waliwo amazina g’onkoneramu ne ganyuma, ohh beibe
Buliwa obuyimba bwe wayimbamu
Galiwa amaZina ge wazinamu
Kaliwa aka dress ke wayambala kw’olwo
Ke wanyambaliramu
Ago amazina ge wanziniramu
Buli obuyimba bwe wanyimbiramu
Kali akasuuti baby, kanyuma
Kali ka dress baby ahh
(Chorus)
Onkute ebilowoozo bwo
Ndi eyo mu bwongo bwo
Buli lwe mpulira edoboozi lyo
Mba njooya mukwano
Gwoka gwoka, baby gwoka
Wekka wekka, baby wekka
Gwoka gwoka, baby gwoka
Wekka wekka, baby wekka
(Verse 2)
Mwattu sebakka
Okuva lwe wagenda nga onsibula
Mu mutima seefuna
Ebintu bungi ebyansukako
Nali nelaga
Naye ebya love byansukako
Ebyaliwo byaliwo
Byaliwo naye byagwawo
Olwa leero
Kino ekiro ndya naawe ky’egulo, owaah yaahh
Everything okay
And I will be showing love everyday
(Chorus)
Onkute ebilowoozo bwo
Ndi eyo mu bwongo bwo
Buli lwe mpulira edoboozi lyo
Mba njooya mukwano
Gwoka gwoka, baby gwoka
Wekka wekka, baby wekka
Gwoka gwoka, baby gwoka
Wekka wekka, baby wekka
(Bridge)
Ahhh ndi mu bilowoozo
Ndowooza oba ondowoozako baby
Ndowooza
Ndowooza oba ondowoozako eyahh
Ahhh ndi mu bilowoozo
Ndowooza oba ondowoozako
Ndowooza
Ndi eno ndowooza
(Chorus)
Onkute ebilowoozo bwo
Ndi eyo mu bwongo bwo
Buli lwe mpulira edoboozi lyo
Mba njooya mukwano
Gwoka gwoka, baby gwoka
Wekka wekka, baby wekka
Gwoka gwoka, baby gwoka
Wekka wekka, baby wekka
(Outro)
Eh rara
gVisions ye ye ya!
About “Gwoka”
“Gwoka” is a song by Ugandan singers Ruth Ngendo and Daddy Andre. The song was written and produced by Daddy Andre (real name Andrew Ojambo). “Gwoka” was released on May 27, 2021 through gVisions Media and Black Market Records.