It’s Over (Kyaggwa) – Lanah Sophie
It's Over (Kyaggwa) Lyrics
(Intro)
Lanah Sophie
Kyaggwa
(Sammy, the lyrical)
It’s over for me and you
Nesonyiwa (Brian Beats)
(Verse 1)
Baali bankyayeko ko
But I didn’t cry
Nebangoba mbu bankoye
But I didn’t die
This is a message to whom it may concern, mmh
Okweta lyali kubo
Wali ondetera jam, mmh
Mind you bebe, jangu olabe
Gye waleka omusingi kati nkomerere
Am so steady
Buli kimu dede
Ndi mu nziga tonziza ku begere
Wali omanyi nkomye
Execuse me fala
Ne computer yakuyiwa ng’ozitoye
It is so sad
Sisobola kuda gyenva, mmh
Nakuwa time wadda mu kwewunza
Kati kiwulire
(Chorus)
It’s over nawe kyaggwa
Nafuna kati ambezawo
It’s over nawe kyagwa
Gwe nafuna kati akikuba nnyo
It’s over nawe kyaggwa
Nafuna kati ambezawo
It’s over nawe kyaggwa
Gwe nafuna kati akikuba nnyo
(Verse 2)
Mu bwongo you’re deleted
Wena nakusimula
Memory lane ne nformatinga
Era ne erasinga
Era sikyajukira
Oba nakusangawa
Kunze wafuka coal
Buli lunaku nkunabako n’amazi nengayiwa
Gye twalaga sikyadayo
Nze ne bye wangabira mpita mbirete
Wali accident
Natomera wafuka kipampagalo
Wali serviette
Gye nakozesa ne ngikanyuga ogwana wala
(Chorus)
It’s over nawe kyaggwa
Nafuna kati ambezawo
It’s over nawe kyaggwa
Gwe nafuna kati akikuba nnyo
It’s over nawe kyaggwa
Nafuna kati ambezawo
It’s over nawe kyaggwa
Gwe nafuna kati akikuba nnyo
(Verse 3)
Baali bankyayeko ko
But I didn’t cry
Nebangoba mbu bankoye
But I didn’t die
This is a message to whom it may concern, mmh
Okweta lyali kubo
Wali ondetera jam, mmh
(Chorus)
It’s over nawe kyaggwa
Nafuna kati ambezawo
It’s over nawe kyaggwa
Gwe nafuna kati akikuba nnyo
It’s over nawe kyaggwa
Nafuna kati ambezawo
It’s over nawe kyaggwa
Gwe nafuna kati akikuba nnyo
About “It's Over (Kyaggwa)”
“It’s Over (Kyaggwa)” is a song by Ugandan singer Lanah Sophie. The song was written by Sammy Lyrical and produced by Brian Beats. “It’s Over (Kyaggwa)” was released on October 14, 2024.