Search for:
Kakana – Sasha Brighton

Kakana – Sasha Brighton

Download Song : 4.74 MB

Kakana Lyrics

(Intro)

Ooh oh
Brian Beats
Mmmh ooh

(Verse 1)

Mazima ebintu by’omukwano bitama
Ng’oli takuwa na budde
W’ogira oti nomuwereza ka message
Akalaba nkya ng’atamidde
Ebyo tebiwangara
Byebivumbeera, tebiwangara
Nze nkugambye tebiwangara
Gw’olondoola bwaba takulondoole

(Hook 1)

Kiba kibi nyo nosigalira
Eno ezitokota nga bwe zigenda
Kibi nyo n’osigarira
Nkusaba tokikola togwa retake

(Chorus)

Togwa ddalu, tewekoya
Omukwano tebagusikira muguwa
Kakana tewekoya
Bw’aba aliba wuwo era kiriba
Togwa ddalu, tewekoya
Omukwano tebagusikira muguwa
Kakana tewekoya
Bw’aba aliba wuwo era kiriba

(Verse 2)

At peace at peace
Omukwano gunyuma you are at peace at peace
Wama kati kati
Atakwagala muleke genda bibyo
Ebyo byemweyegala mu mataala
Nga bwegazikira kuba kulwana
Ono yamugulira ne kanamba
Kyoka omutima yaguwa kibanda
Forcing love
Nze ebyo byanema
Keeping peace ooh
Nze ebyo byemanyi
You better take it easy
Mmmh easy

(Chorus)

Togwa ddalu, tewekoya
Omukwano tebagusikira muguwa
Kakana tewekoya
Bw’aba aliba wuwo era kiriba
Togwa ddalu, tewekoya
Omukwano tebagusikira muguwa
Kakana tewekoya
Bw’aba aliba wuwo era kiriba

(Hook 2)

Kiba kibi nyo nosigalira
Eno ezitokota nga bwe zigenda
Kibi nyo n’osigarira
Nkusaba tokikola togwa retake
Nze ebyo byanema
Keeping peace ooh
Nze ebyo byemanyi
You better take it easy
Mmmh easy

(Chorus)

Togwa ddalu, tewekoya
Omukwano tebagusikira muguwa
Kakana tewekoya
Bw’aba aliba wuwo era kiriba
Togwa ddalu, tewekoya
Omukwano tebagusikira muguwa
Kakana tewekoya
Bw’aba aliba wuwo era kiriba

About “Kakana

“Kakana” is a song performed by Ugandan singer Sasha Brighton. The song was produced by Brian Beats and released on October 4, 2024.

Song: Kakana
Artist(s): Sasha Brighton
Release Date: October 4, 2024
Writer(s): Sasha Brighton
Producer(s): Brian Beats
Country: Uganda

Share “Kakana” lyrics

Genres

Q&A

Post Tags