Home
Artists
Songs
Albums
Genres
Search for:
Artists
Songs
Albums
Genres
Submit Your Music
Submit corrections
Kibadde Kisa Lyrics - Spice Diana
Your Name *
Your Email *
Lyrics
(Intro) Nessim Pan Production (Verse 1) Bwentunula gyenvudde Nendaba ne wano wendi Mpise mu biwonvu na migga Okutuuka wano Mpise mu kugezesebwa kungi Abantu ab'efitina bangi Bafubye nnyo nemererwe naye n'ompanguza (Pre-Chorus) Onyimusizza nkutenda Omulisiza ng'etabaaza Omuntu alina ekisa nga ggwe yambula, ooh Abambuza bwe nakikola Teri gwe ŋŋenda kulimba Nti wentuuse gabadde manyi gange (Chorus) Kibadde kisa kyo Kisa kyo Kye kinyambye nze okutuuka wano Kibadde kisa kyo Kisa kyo Okutuuka wano Kibadde kisa kyo ayi Katonda (Verse 2) Kyalinga ekirooto Nga simanyi nti lulikya Nembeera omuntu eyegombesa, aah Nasiiba nga nkiyiya Abampulira nga baseka Ayi Katonda Oyimusa abanyomerwa (Pre-Chorus) Onyimusizza nkutenda Omulisiza ng'etabaaza Omuntu alina ekisa nga ggwe yambula, ooh Abambuza bwe nakikola Teri gwe ŋŋenda kulimba Nti wentuuse gabadde manyi gange (Chorus) Kibadde kisa kyo Kisa kyo Kye kinyambye nze okutuuka wano Kibadde kisa kyo Kisa kyo Okutuuka wano Kibadde kisa kyo ayi Katonda (Chorus) Kibadde kisa kyo Kisa kyo Kye kinyambye nze okutuuka wano Kibadde kisa kyo Kisa kyo Okutuuka wano Kibadde kisa kyo ayi Katonda
Submit Corrections