Kibadde Kisa – Spice Diana
Kibadde Kisa Lyrics
(Intro)
Nessim Pan Production
(Verse 1)
Bwentunula gyenvudde
Nendaba ne wano wendi
Mpise mu biwonvu na migga
Okutuuka wano
Mpise mu kugezesebwa kungi
Abantu ab’efitina bangi
Bafubye nnyo nemererwe naye n’ompanguza
(Pre-Chorus)
Onyimusizza nkutenda
Omulisiza ng’etabaaza
Omuntu alina ekisa nga ggwe yambula, ooh
Abambuza bwe nakikola
Teri gwe ŋŋenda kulimba
Nti wentuuse gabadde manyi gange
(Chorus)
Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Kye kinyambye nze okutuuka wano
Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Okutuuka wano
Kibadde kisa kyo ayi Katonda
(Verse 2)
Kyalinga ekirooto
Nga simanyi nti lulikya
Nembeera omuntu eyegombesa, aah
Nasiiba nga nkiyiya
Abampulira nga baseka
Ayi Katonda
Oyimusa abanyomerwa
(Pre-Chorus)
Onyimusizza nkutenda
Omulisiza ng’etabaaza
Omuntu alina ekisa nga ggwe yambula, ooh
Abambuza bwe nakikola
Teri gwe ŋŋenda kulimba
Nti wentuuse gabadde manyi gange
(Chorus)
Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Kye kinyambye nze okutuuka wano
Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Okutuuka wano
Kibadde kisa kyo ayi Katonda
(Chorus)
Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Kye kinyambye nze okutuuka wano
Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Okutuuka wano
Kibadde kisa kyo ayi Katonda
About “Kibadde Kisa”
“Kibadde Kisa” is a song by Ugandan singer Spice Diana. It was released on December 19, 2024 through Source Management.