Search for:
Ku Kido – Azawi

Ku Kido – Azawi

Download Song : 2.92 MB

Ku Kido Lyrics

(intro)

Mubede
Baby ni mubede
Baby ni mubede
Mubede ku mubede

(verse)

Baby even if I, try to do another man to you I picture e-eh
Nkuyimba nga Ka favourite song nga kavugira mu muzindaro
Yeah! Nze waliwo ekintika
Kinkubaganya omutima n’eno munda, eh-eh eh
Bwe mba nga nkulowoza kuba ku’bwongo baby tonvako
Nonya, nonya ekyo ekisinga
Kye nj’okuwa, kyo nokuta kuba byonna gwe bisaana (hey)
Era, Yenze abasinga
Yenze ebipya, ate ebipya byonna byonna gwe bisaana (yeah)

(chorus)

Honey, honey
Tomanyi gw’ekibawo
Nga nkusubwa nyo wano ku kido do, nyo wano
Honey, honey
Tomanyi gw’ekibawo
Mba nkusubwa nyo wano ku kido-do-do, nyo wano (hmm)

(verse)

Omukwano togumima
Nkuyita olusi baby ne wemima (hey)
Baby tonkiina omukwano gulimu buno obulimba(yeah)
Baby gonna love you so oh, everyday and more and more
Turn up, turn up for me
Turn up, turn up for me (yeah)
Olwa leero nkulumba, hey yeah
Nakubye n’ekikumba hey yeah
Nze nvuuma n’okuvuuma, hey yeah oh-oh (yeah)

(chorus)

Honey, honey
Tomanyi gw’ekibawo
Nga nkusubwa nyo wano ku kido do, nyo wano
Honey, honey
Tomanyi gw’ekibawo
Mba nkusubwa nyo wano ku kido-do-do, nyo wano

(bridge)

Hey!
Baby oli mubede
N’omukwano gwo mubede
Come on, jangu nkubebe
Mile na mile yeah-eh
Nonya, nonya ekyo ekisinga
Kye nj’okuwa, kyo nokuta kuba byonna gwe bisaana (hey)
Era, Yenze abasinga
Yenze ebipya, ate ebipya byonna byonna gwe bisaana (yeah)

(hook)

Honey, honey
Tomanyi gw’ekibawo
Nga nkusubwa nyo wano ku kido do, nyo wano
Honey, honey
Tomanyi gw’ekibawo
Mba nkusubwa nyo wano ku kido-do-do, nyo wano

(outro)

Without you I depreciate, oh my baby mi without you I depreciate
I perish
Baby I perish (yeah)

About “Ku Kido

“Ku Kido” is the nineth song from Ugandan singer Azawi’s debut studio album, “AFRICAN MUSIC”. The song was writen by Priscilla Zawedde and Emmanuel Sempijja, produced by Kuseim, Steve Keys and LobStar (Daniel “Levy” Lwanga), and released through Swangz Avenue on October 9, 2021.

Song: Ku Kido
Artist(s): Azawi
Track Number: 9
Release Date: February 12, 2021
Producer(s): Kuseim, Steve Keys, LobStar
Publisher Swangz Avenue, Distributed by Kelele Digital
Country: Uganda

Share “Ku Kido” lyrics

Genres

Q&A