Lonely – Kaiz Rey
Lonely Lyrics
(Intro)
Aaron Beats Production
(Verse 1)
Wayagala mirembe gyesalina
Wewagala nga pocket money sakuuwa
Nga oyagala nkuvugeko mu ka motoka
Nafuba nga nyoo teri ky’otalaba
Nenjogerelwanga yonna gye mpita
Newankubadde sente salina ahh
Wandikomyewo naye wanumya
Byanumanyo nentuka nenguma
Kyova olaba obw’omu bunyumira
(Chorus)
Kisingako mbeere lonely nze atalina
Zakeedi ninya tax ssi bently
Love ya leero yamumuli
Nga tolinawo ssente
Toba nabinji oba nanjiri
Love ya leero yamumuli
Nga tolinawo ssente
Toba nabinji oba nanjiri
(Verse 2)
Wansubiiza eby’ensi negulu
Nenguma munange
Nonsubiza love eri true
Nakwekwata osingako gulu
Nga nmanyi munange
Tuli muntu omu
(Chorus)
Kisingako mbeere lonely nze atalina
Zakeedi ninya tax ssi bently
Love ya leero yamumuli
Nga tolinawo ssente
Toba nabinji oba nanjiri
Love ya leero yamumuli
Nga tolinawo ssente
Toba nabinji oba nanjiri
(Outro)
Love ya leero yamumuli
Nga tolinawo ssente
Toba nabinji oba nanjiri
Aaron Beats yakubye