Search for:
Malaika – Liam Voice

Malaika – Liam Voice

Download Song : 4.15 MB

Malaika Lyrics

(Verse 1)

Aaamm!
Ntuula awo nensirika
Nebindi munda binema n’okwogere
N’olulimi nelunzitowa
Twefuna nga tuli butto bambi
Nga tetumanyi mukwano wadde eby’okwagala
Ng’obwongo bwange buba mukukola
Ngeera bw’omanyi abasawo mmh

(Chorus)

I will never get you out of my life
(Nakufuna namala)
Wandetera okukiriza love is not a lie
(Baby nakufuna namala)
Ddala nga nonyeza kyendikuwa malaika
Kuba omutima tewaguleka kutulika (Nakufuna namala)
Wadde bayogera nga bamanyi okusabuka (Baby nakufuna namala)
Wakola kimu kusirika
Baby nakufuna namala

(Verse 2)

Manya newewaliba tewali nsimbi
Nze ndiba kuluda lwo baby
I will never give your love away
‘Cause I know you’d do the same for me
Manya nti byantadde
Yegwe Mukama gwampadde
Nsaba nelwolwadde
Mbeere kabuuti yo wobanga okyagadde
Nkuteka mu saala
Love ngisa mu saala (Nakufuna namala)
Beera maama wabaana, aah
Baby nakufuna namala

(Chorus)

I will never get you out of my life
(Nakufuna namala)
Wandetera okukiriza love is not a lie
(Baby nakufuna namala)
Ddala nga nonyeza kyendikuwa malaika
Kuba omutima tewaguleka kutulika (Nakufuna namala)
Wadde bayogera nga bamanyi okusabuka (Baby nakufuna namala)
Wakola kimu kusirika
Baby nakufuna namala

(Refrain)

Twefuna nga tuli butto bambi
Nga tetumanyi mukwano wadde eby’okwagala
Ng’obwongo bwange buba mukukola
Ngeera bw’omanyi abasawo mmh

(Chorus)

I will never get you out of my life
(Nakufuna namala)
Wandetera okukiriza love is not a lie
(Baby nakufuna namala)
Ddala nga nonyeza kyendikuwa malaika
Kuba omutima tewaguleka kutulika (Nakufuna namala)
Wadde bayogera nga bamanyi okusabuka (Baby nakufuna namala)
Wakola kimu kusirika

(Outro)

I will never get you out of my life
(Nakufuna namala)
Wandetera okukiriza love is not a lie
(Baby nakufuna namala)
Baby nakufuna namala ah

About “Malaika

“Malaika” is a song written and performed by Ugandan singer Liam Voice. The song was released on August 31, 2024 through Pawaz Entertainment.

Lyrically, “Malaika” express a promise to never let go, regardless of challenges of love. Liam Voice, who refers to his loved on as “Malaika” (translates to ‘Angel’), highlights how transformative the power of love and its authenticity has turned him into a believer.

Song: Malaika
Artist(s): Liam Voice
Release Date: August 31, 2024
Writer(s): Zisabusolo Willy
Publisher Pawaz Entertainment
Country: Uganda

Share “Malaika” lyrics

Genres

Q&A