Mulindwa – Chris Evans Kaweesi
Mulindwa Lyrics
(Intro)
Chris Evans
Baur
(Verse 1)
Mufumbire ki
Royco namwerabidde
Kantetenkanye
Irish
Nkamudde ka juice
Tunanyumya nga bwa nywa
Guno omwenge
Tabitegeera
Ntunula ku saawa obudde buweddeyo
Yandibanga atuuse omwagalwa
Okolera ku time
Time abala mbale
Leero yandinyambye nasula, eeh nasula
(Chorus)
Obwedda nkwemulindwa (ntaasa)
Oh beibe
Jangu omponye mulindwa (ntaasa)
Sweet
Obwedda nkwemulindwa (ntaasa)
Oh beibe
Jangu omponye mulindwa (ntaasa)
Sweet
(Verse 2)
Nakukweka wa nze
Ababbi b’olulango
Ndabye n’akatengo
Bandi kundekedde
Ababbi b’olulango
Sirina musango
Newaddeyo
Balala mbasibiddeyo
Kino ekintu kikutteyo
Omukwano kangukuwe mu overdose
Nze newaddeyo
Balala mbasibiddeyo
Kino ekintu kikutteyo
Omukwano kangukuwe mu overdose
(Chorus)
Obwedda nkwemulindwa (ntaasa)
Oh beibe
Jangu omponye mulindwa (ntaasa)
Sweet
Obwedda nkwemulindwa (ntaasa)
Oh beibe
Jangu omponye mulindwa (ntaasa)
Sweet
(Verse 3)
Ntunula ku saawa obudde buweddeyo
Yandibanga atuuse omwagalwa
Okolera ku time
Time abala mbale
Leero yandinyambye nasula, eeh nasula
Twaala omukwano guno
Ooh na guno twaala
Twaala nkuwadde nze
Serekeddeyo
(Chorus)
Obwedda nkwemulindwa (ntaasa)
Oh beibe
Jangu omponye mulindwa (ntaasa)
Sweet
Obwedda nkwemulindwa (ntaasa)
Oh beibe
Jangu omponye mulindwa (ntaasa)
Sweet
About “Mulindwa”
“Mulindwa” is a song written and performed by Ugandan singer Chris Evans Kaweesi. The song was produced by Diggy Baur and Benson Pro. “Mulindwa” was released on July 1, 2024. The music video for the song was shot by Zero One Media and released premiered on YouTube on September 27, 2024.