Search for:
Myumyula – Martha Mukisa

Myumyula – Martha Mukisa

Download Song : 4.67 MB

Myumyula Lyrics

(Intro)

Yiyayo ekirala baaba
No letting go
Sisaaga
Nessim Pan Production

(Verse 1)

Keekadde nambulule ensonga
Mbadde mutto kati nkuze
Kiri kitya eyo bantu bange
Kumi na munaana gikoonye bweddu
Eradde ba ssenga
Nafunye antudde ku jjoba omwana ono
Gwe ndeese
Sirinze yadde enkya (yadde enkya lwa leero)
Mbadde nga nkyatula
Nga bwensirikirira n’omutima gwatula
Omwooyo n’emeeme byona nga binyika
Bibala by’esaala bibino mbirengera
Ayayaya
Kati bw’onsanga njaguza
Ow’omwooyo omutono nga wesega
Nze nafunye ansaana ky’ova olaba twekoza
Bibala by’esaala bibino mbirengera
Ayayaya

(Chorus)

Kati nsika tumyumyule (N’olwetengo)
Oba kirambulule (W’okute weewo tonta)
Kiri kitya eyo bantu bange (N’olwetengo)
Ffe eno ewaffe webityo (W’okute weewo tonta)
Wamma nsika tumyumyule (N’olwetengo)
Oba kirambulule (W’okute weewo tonta)
Kiri kitya eyo bantu bange (N’olwetengo)
Ffe eno ewaffe webityo (W’okute weewo tonta)

(Verse 2)

Ye n’omala okyaawa, ha
Ononya okunjogezako
Olaba nkubye eŋŋoma eŋŋanda
Ky’oba omanya ontuuse ku jjoba
Kenkutte no letting go
Guno omusango ogulina ggwe antankudde
Kati kankubunye mpaka ng’obwegedde
No letting go, aaah
Yeggwe alina akaluusa
Ne gyendi kanunuuza
Ntwala ewamwe gy’ova
Ontaase balumira mwooyo
Aaaaah
Ayayaya

(Chorus)

Kati nsika tumyumyule (N’olwetengo)
Oba kirambulule (W’okute weewo tonta)
Kiri kitya eyo bantu bange (N’olwetengo)
Ffe eno ewaffe webityo (W’okute weewo tonta)
Wamma nsika tumyumyule (N’olwetengo)
Oba kirambulule (W’okute weewo tonta)
Kiri kitya eyo bantu bange (N’olwetengo)
Ffe eno ewaffe webityo (W’okute weewo tonta)

(Bridge)

Eradde ba ssenga
Nafunye antudde ku jjoba omwana ono
Gwe ndeese
Sirinze yadde enkya (yadde enkya lwa leero)
Mbadde nga nkyatula
Nga bwensirikirira n’omutima gwatula
Omwooyo n’emeeme byona nga binyika
Bibala by’esaala bibino mbirengera
Ayayaya
Yeggwe alina akaluusa
Ne gyendi kanunuuza
Ntwala ewamwe gy’ova (Black Magic Entertainment beibe)
Ontaase balumira mwooyo
Aaaaah

(Chorus)

Kati nsika tumyumyule (N’olwetengo)
Oba kirambulule (W’okute weewo tonta)
Kiri kitya eyo bantu bange (N’olwetengo)
Ffe eno ewaffe webityo (W’okute weewo tonta)
Wamma nsika tumyumyule (N’olwetengo)
Oba kirambulule (W’okute weewo tonta)
Kiri kitya eyo bantu bange (N’olwetengo)
Ffe eno ewaffe webityo (W’okute weewo tonta)

About “Myumyula

“Myumyula” is a song by Ugandan singer Martha Mukisa. The song, which is sang over a traditional folk beat, was produced by Nessim. “Myumyula” was released on September 25, 2024 through Black Magic Entertainment.

Song: Myumyula
Artist(s): Martha Mukisa
Release Date: September 25, 2024
Producer(s): Nessim
Country: Uganda

Share “Myumyula” lyrics

Genres

Q&A