Ndi Yaddeko – Grenade Official
Ndi Yaddeko Lyrics
(Intro)
Nze ndi yaddeko
Yadde yaddeko
(Verse 1)
Nzijukira plastic cup
Ekisenge ly’ediiro twawuzisa ki curtain
Toi yali outside
Buli kumakya nga twasomba bu bucket
Yenze oli eyayita mukyokero
Ekimuli ekyaluka kunkokoto
Fees yabula tetwasoma kumalako
Naye nebaza mungu ndi yaddeko
(Chorus)
Nze ndi yaddeko
Yadde yaddeko
Wadde ebitabo tebyawera bibulako
Naye nebaza mungu ndi yaddeko
Nze ndi yaddeko
Yadde yaddeko
Abasoma negibula nga kati bayiribi
Namwe mwebaze mungu muli yaddeko
(Verse 2)
Abandaba nga mbigula ekyesuti
Mulowooza kuva butto twali bwetuti
Twalya nkoko nva omutali salt
Naye kati yeffe tusika ebiffi
Bwebakutuma batobye yeffe
Bakawonawo yeffe
Nkoba za mbogo yeffe
Yeffe yeffe yeffe
Yeffe yeffe
Bakasuuti yeffe
Abasala Lwera yeffe
Abasomoka mabira yeffe
Mmmmh
(Chorus)
Nze ndi yaddeko
Yadde yaddeko
Wadde ebitabo tebyawera bibulako
Naye nebaza mungu ndi yaddeko
Nze ndi yaddeko
Yadde yaddeko
Abasoma negibula nga kati bayiribi
Namwe mwebaze mungu muli yaddeko
(Bridge)
Tetuganye nti tetukyegomba
Naye tulinako wetwatuuka
Twabukuta twabyanza
Bwosanga nkikubye tonooma
(Refrain)
Yenze oli eyayita mukyokero
Ekimuli ekyaluka kunkokoto
Fees yabula tetwasoma kumalako
Naye nebaza mungu ndi yaddeko
(Chorus)
Nze ndi yaddeko
Yadde yaddeko
Wadde ebitabo tebyawera bibulako
Naye nebaza mungu ndi yaddeko
Nze ndi yaddeko
Yadde yaddeko
Abasoma negibula nga kati bayiribi
Namwe mwebaze mungu muli yaddeko
(Outro)
Jimmy Bata oli yaddeko
Aba bodda muli yaddeko
Aba taxi yaddeko
Abesiga Mukama mwamalayo
Abalaasi muli yaddeko
St. Andrew wagikubye nnyo naawe
Oli yaddeko
Official ndi yaddeko
Eeeh heee!
About “Ndi Yaddeko”
“Ndi Yaddeko” is a song by Ugandan singer Grenade Official. The song was released on August 12, 2024.
“Ndi Yaddeko” by Grenade Official is a song of gratitude and reflection. It highlights the journey from humble beginnings, overcoming challenges like financial struggles, and appreciating the progress made.