Neyanziza – Sheebah
Neyanziza Lyrics
(Intro)
Oh ooh
What?? ooh
Oh ooh
What?? ooh
Nessim Pan Production
(Verse 1)
Webale dunda mukwano
Webale okunkumanga
Nabuli kye negomba walahi
Webale okunfulanga
Ompanise ebya ddala
Hustle yange teyansala
Bwe banumba tewawumula
Tewandeka kuffa njala
(Chorus)
Oh ooh, neyanze
Mungu taata neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu ssebo neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu taata neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu ssebo neyanze
(Verse 2)
Ooh, nze ani
Nze ani atekwa ku minzani
Eyali yewola pan mbu kati ali busy abala jjani
Eyali akutta esowani mu jokoni
Kati mpitwa don
Nze Katonda gwe amanyi
Katonda gwe amanyi ebyange
Walahi gwe amanyi
Wotoli siba wotoli siba nze
(Chorus)
Oh ooh, neyanze
Mungu taata neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu ssebo neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu taata neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu ssebo neyanze
(Hook)
Neyanziza
Neyanze, nyo nyo
Neyanziza nze
Neyanze, nyo
Neyanziza nze
Neyanze
(Verse 3)
Ompanise ebya ddala
Hustle yange teyansala
Bwe banumba tewawumula
Tewandeka kuffa njala
Ndi yadde yaddeko
Ng’omubi omweru ndi yadeko nze
Ndi yadde yaddeko
Ng’omubi omweru ndi yadeko nze
(Chorus)
Oh ooh, neyanze
Mungu taata neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu ssebo neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu taata neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu ssebo neyanze
(Chorus)
Oh ooh, neyanze
Mungu taata neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu ssebo neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu taata neyanze
Oh ooh, neyanze
Mungu ssebo neyanze
About “Neyanziza”
“Neyanziza” is a song by Ugandan singer Sheebah Karungi. The song was produced by Nessim and released on October 5, 2024. The music video for the song was shot by Grate Make Films and directed by Director Pest.