Search for:
Njewulira – Gravity Omutujju

Njewulira – Gravity Omutujju

Download Song : 4.03 MB

Njewulira Lyrics

(Intro)

Baur
Mwoto Sounds

(Verse 1)

Batuula bufofofo bapanga baagala ngwe
Bankubako akatabo mbuno abantu bankyaawe
Batuula bufofofo bapanga baagala ngwe
Bankubako akatabo mbuno abantu bankyaawe
Bw’otunda nga nange ntunda
Lwaki ate ovuluga ebyange
Mbu bye ntunda ntunda bi fake
Bw’ozimba nga nange nzimba
Lwaki ate ovuluga eyange
Mbu nzimba plan yadda

(Chorus)

Oba njewulira boyi
Ka njewulire
Ennaku yanuma nyo
Ka njewulire
Oba njewulira boyi
Ka njewulire
Anti banwanisa nnyo
Ka njewulire

(Verse 2)

Bakulaba osmilinga nawulira nga kale ayabika
Katonda ekintu yakisettinga
Nebw’ologa tekikyasoboka
Bwe nali ntandika okuyimba bampa mwaka gumu
Ba fala nga nebwoleeta akayimba bampa week emu
Katonda talyanga nguzi
Gy’okoma okunvuma ate gye neyonge okikuba
Abantu kale ba mbwa
Avaayo ate gwe baba baagala okuzikiza

(Chorus)

Oba njewulira boyi
Ka njewulire
Ennaku yanuma nyo
Ka njewulire
Oba njewulira boyi
Ka njewulire
Anti banwanisa nnyo
Ka njewulire

(Refrain)

Bw’otunda nga nange ntunda
Lwaki ate ovuluga ebyange
Mbu bye ntunda ntunda bi fake
Bw’ozimba nga nange nzimba
Lwaki ate ovuluga eyange
Mbu nzimba plan yadda

(Bridge)

Anti baagala ngwe
Bankubako akatabo mbuno abantu bankyaawe
Ba fala baagala nfe
Bankubako akatabo mbuno abantu bankoowe

(Outro)

Kati mu Alua bankubidde
Baŋŋambye ba fan banninze
Ab’e Masaka bankubidde
Ba enemy mwe mwesorting
Ab’e Mbalala bankubidde
Baŋŋambye ba fan banninze
N’ab’e Fort bankubidde
Ba enemy mwe mwesorting

About “Njewulira

“Njewulila” is a song written and performed by Ugandan singer Gravity Omutujju. The song was produced by Diggy Baur and released on September 12, 2024 through Trouble Ent.

Song: Njewulira
Artist(s): Gravity Omutujju
Release Date: September 12, 2024
Writer(s): Gereson Wabuyi
Producer(s): Diggy Baur
Publisher Trouble Ent.
Country: Uganda

Share “Njewulira” lyrics

Genres

Q&A