Search for:
Nvuga – Emilian Starz

Nvuga – Emilian Starz

Download Song : 3.17 MB

Nvuga Lyrics

(Intro)

Emilian
Feel the fire
Make them vibes it
Black Market Records
GZ Beats

(Verse 1)

Baby nakoye okulindilila ahh
Gweyo bwolwayo nze nzimira, wambala omufulo
Nondekela omukululo, nabewala abakukikirira
Woli yoya omukwano yenze medicine
Baby jebinyuma tugende
Njenkufukilile love eyike, obwazibye jjo bukedde
Kwata kunziga yo tubombe.,
Yegwe musawo kyembulamu okimanyi, tompisa ku juguli
Kolisalawo tulikuza ne jubilee
Nkukubire akayimba kabiri biri

(Chorus)

Yegwe alina permit(nvuga, nvuga, nvuga baby)
Wakikutte namanyi (kuba, kuba, nvuga baby)
Yegwe alina permit(nvuga, nvuga, nvuga baby)
Wakikutte namanyi (kuba, kuba, nvuga baby)

(Verse 2)

Pressure ya love nekanga nkuliyo
Gube mulyango nga yegwe agulawo
Kankube ku lusoto nkuwe comfort
Kuba wa feetinga standard, nabona abo abalibawo
Balijulila wandaga omukwano
Nze sita munyama balikijukira wandaga omukwano
Kyenva siva kulujulilo
Sikubyoboobeza akanyama oyiisa, kyenva nkuyita officer
Wanvugga endima ku highway

(Chorus)

Yegwe alina permit (nvuga, nvuga, nvuga baby)
Wakikutte namanyi (kuba, kuba, nvuga baby)
Yegwe alina permit (nvuga, nvuga, nvuga baby)
Wakikutte namanyi (kuba, kuba, nvuga baby)

(Verse 3)

Pressure ya love nekanga nkuliyo
Gube mulyango nga yegwe agulawo
Kankube ku lusoto nkuwe comfort
Kuba wa feetinga standards
Baby nakoye okulindilila daru daru
Njenkufukilile love eyike, obwazibye jjo bukedde
Kwata kunziga yo tubombe
Bona bona abo abaribawo
Balijulila wandaga omukwano
Nze sita munyama balikijukira wandaga omukwano

(Chorus)

Yegwe alina permit (nvuga, nvuga, nvuga baby)
Wakikutte namanyi (kuba, kuba, nvuga baby)
Yegwe alina permit (nvuga, nvuga, nvuga baby)
Wakikutte namanyi (kuba, kuba, nvuga baby)

About “Nvuga

“Nvuga” is a song written and performed by Ugandan singer Emilian Starz. The song was produced by GZ Beats and released through Black Market Records on February 2, 2024.

Song: Nvuga
Artist(s): Emilian Starz
Release Date: February 2, 2024
Writer(s): Emily Fortunate
Producer(s): GZ Beats
Publisher Black Market Records
Country: Uganda

Share “Nvuga” lyrics

Genres

Q&A