Search for:
Obuffo – Shacky Rhymes

Obuffo – Shacky Rhymes

Download Song : 2.92 MB

Obuffo Lyrics

Hey shubiru biru biru biru haaa
Case production
Onjira love nga biyiririro bya bujagaali
Onkulukutira mumusaayi nga mukoka
Oli ku speed nga kawagoni heee
Onafuya omutima
Eno kyuma kya love kyempulira
Ogusonda nosusa
Simanyi ogusubula china
Wadde ovuga kasukuta sukuma
Love yo nze yenkolera
Era newebajja
Ne harrier bombadiya
Gwe owange sikuta

Kubanga ombunya obuffo ffo ffo
Ombunya obuffo ffo ffo
Wasukka ombunya obuffo ffo ffo
Kati onsudde nekyigo
Baby ombunya obuffo ffo ffo
Osusse ombunya obuffo ffo ffo
Laba onsudde nekyigo

Nzikiriza nkumekette nga mawogola
Owooma wasuse ku mpogola
Onyirira olususu onkubisa
Ebyabalala nze sikyawulira
Ssupu wakatiko akabala
Bwowooma oleka nempuuta
Njagala ongogole emisuwa enja love eno gyaali gyazika
Mubirungo byomukwaano
Wakuguka akutankana mwewunya
Njagala omukwaano guleete nevumbe
Abalibaawo batubulire

Kubanga ombunya obuffo ffo ffo
Ombunya obuffo ffo ffo
Wasukka ombunya obuffo ffo ffo
Kati onsudde nekyigo
Baby ombunya obuffo ffo ffo
Osusse ombunya obuffo ffo ffo
Laba onsudde nekyigo

Wadde ovugga kasukutta sukuma love yo nze yenkolera
Era newebajja ne harrier bombadiya gwe owange sikkuta
Onjira love nga biyiririro bya bujagaali
Onkulukutira mumusaayi nga mukoka oli ku speed nga kawagoni heee
Ssupu wakatiko akabala
Bwowooma oleka nempuuta
Njagala ongogole emisuwa enja love eno gyaali gyazika

Kubanga ombunya obuffo ffo ffo
Ombunya obuffo ffo ffo
Wasukka ombunya obuffo ffo ffo
Kati onsudde nekyigo
Baby ombunya obuffo ffo ffo
Osusse ombunya obuffo ffo ffo
Laba onsudde nekyigo

About “Obuffo

“Obuffo” is the second track from Ugandan singer Shacky Rhymes’ “Ngaali” EP. The song was released on January 25, 2023 through HYtalent Records.

What Shacky Ryhmes said about “Obuffo”;

“Obuffo praise the sweet love and tender a boyfriend show to a girl in a charming love relationship.”

Song: Obuffo
Artist(s): Shacky Rhymes
Release Date: January 25, 2023
Publisher HYtalent Records
Country: Uganda

Share “Obuffo” lyrics

Genres

Q&A

Ngaali - EP by Shacky Rhymes Songs

Songs →